Nyweza ekyana gwe Cheza cheza Blood have some fun Olinyumya ki nga tewakoona ndongo? Nyweza ekyana gwe Cheza cheza Stress hapaana gwe Olinyumya ki nga tewakoona ndongo?
Hear me now say It’s a party now, party now Kucakala, kuzina misana kiro Bulamu kibira yeffe miti emito Tulya ku magoba tetulya capital Nkubye n’akalango buli yenna ammanja Wa nkya okusasulwa mateeka Sikola misango era simenya mateeka Kuba n’okunyumirwa mateeka Bwe nfuna gwe nnyweza nga nkwatamu Bwe nkwana n’agaana nga nsikamu Ssatu bitaano tezizimba bungalow n’olwekyo

They call me Dax the Vibez Babe
Ebizibu tolina wekka Ebyaffe twazze twabirese waka Amabanja nina nga kenda Naye tekindobera kugubojja