Dax with the Vibez Bomba made my beat Ah la di di di di Hey yo Bomba
Obubadi bulijjo mbunoonya Nzize nga nnoonya Kyaddaaki twesanze Njagala nga yenze agusunda Era nga ndoota Mu birowoozo soosa nze, ayi Nagendako ne ku internet ne mbuuza Google Nfuna ntya omwagalwa oli? Nkwagala ku front seat nga gwe agamba Ah go give you everything nkuwe n’ennyanja Mukwano beera nange nz’ayina plan Zonna, ezikuzimba Alotta cute girls girl you me wanting My babe kimanye nti
Baby wange When you hold me so tight Girl you raising mi temperature ah You’re my Cinderella give me Boom Party Nvuga speed jinja mu butida ah Ozannya bya sci-fi Mpulira gwe mukwano ah, ah, ah ayiii Mu birooto owoomesa tulo nz’ani! Kino kirabwa n’omuto ah Gwe buli lw’onjagala Mbeera wa body nnyanja Mukwano beera nange nz’ayina plan Zonna, ezikuzimba Alotta cute girls girl you me wanting My babe kimanye nti
Buli bw’otambula You’re kill all the man dem dem Oli cake abalala mimondende Nina gye ndaba njagala tugende Oyo ex akunyumiza bikadde Kankuwonye abakucunga ah Tebalina kye batugamba eh Kankugulire akazinga ah Nkuteereko akayumba babe Mukwano beera nange nz’ayina plan Zonna, ezikuzimba Alotta cute girls girl you me wanting (oooh) My babe kimanye nti