Hmmm Nga bwe neesitudde Era bwe nzize nkusisinkane Era kyenva nsabye Onzigulirewo baby nnyingire Nzize n'omukwano mungi Nkusaba onzigyeyo mu babundabunda Omukago tusale gwa kukootakoota Coz everybody ah fi know nti nkupenda byonna Yadde ndaba nkumu abeepika You gotta know ndi muzibe wo ne bwe ntambula Amagulu ne bwe gakankana Omutima gukimanyi tewaliiyo akufaanana Nzuuno ndeese love Ndeese lo-o-ve Nzitoowereddwa babe Ndeese love Ndeese lo-o-ve Bambi tikkula babe Ndeese love Ndeese lo-o-ve Nzitoowereddwa mukwano Ndeese love Ndeese lo-o-ve Ooh na na, ooh na na Ooh na na, ooh na na Ooh oh ndeese love na na Ndeese lo-o-ve Ooh na na Ooh oh ndeese love na na Ndeese lo-o-ve So kati kiri gyoli okugenda nange Oba osigalewo lonely My babe tell me bw'oba wooli Sitaki kumalira time ogambe sorry Oli nnimiro gye nsigamu ebyama Manya amakungula ngetaaga Baby neewala kwekanga Ng'eriyo omulala eyakwekwata Nnimiro gye nsigamu ebyama Manya amakungula ngetaaga Baby neewala kwekanga Ng'eriyo omulala eyakwekwata Nzuuno ndeese love Ndeese lo-o-ve Nzitoowereddwa babe Ndeese love Ndeese lo-o-ve Bambi tikkula babe Ndeese love Ndeese lo-o-ve Nzitoowereddwa mukwano Ndeese love Ndeese lo-o-ve Ooh na na, ooh na na Ooh na na, ooh na na Ooh oh ndeese love na na Ndeese lo-o-ve Ooh na na Ooh oh ndeese love na na Ndeese lo-o-ve Nga bwe neesitudde Era bwe nzize nkusisinkane Neera kyenva nsabye Onzigulirewo baby nnyingire Nzize n'omukwano mungi Nkusaba onzigyeyo mu babundabunda Omukago tusale gwa kukootakoota Coz everybody ah fi know nti nkupendapenda Oli nnimiro gye nsigamu ebyama Manya amakungula ngetaaga Baby neewala kwekanga Ng'eriyo omulala eyakwekwata Nnimiro gye nsigamu ebyama Manya amakungula ngetaaga Baby neewala kwekanga Ng'eriyo omulala eyakwekwata Nzuuno