Ooh oh oh Yenze Spice Diana Alimpa Abaafuna Nessim Pan Production
Alimpa Eno ensi ngitunuulira n’ekoma Tekyali ya mazima na bwenkanya Omwavu kaatetenkanya abe obulungi Omugagga k’abalirako yekkuse Efuuse y’abalabbayi bakenuzi Amaanyi ky’ekigammala mu bye nkola Nnoonya we ndikonkona nzigulirwe Nze atalina nsimbi nti ngulirire okunjuna Bwe nebuuza ku bansingako bantegeeza Nti guma ne Bible bw’ekirambika Nti omwavu k’aliba alina kalitwalibwa omugagga N’akagattako kw’ebyo by’aliba alina
Both Tukolerera baafuna Mukama wanditujunye ensi okukyuka N’omukozi n’aganyulwako mu ntuuyo ze Naye aah ah, Alina y’ayongerwako Aba Boda bambi Taxi maama Abatembeeyi batunoonya Ky’ova olaba nze Nkola bye njagala maama Bwe nnyumirwa bwentyo
Spice Jjukira lwe baakugobera omwana gy’asoma Okuddayo watunda n’akatebe mu nju Nga kyokka okeera kukola ng’era obanja Nga naye ne gw’obanja naye era abanja Abantu kati ku luno bafuuse ensolo Ssente zibamyusa Buli afunyeko ayagala kutuula yekka Mbu abalala ebyabwe byo bikomye aah Nze kati ku luno taata kye nsaba aah Onnyimusize ekitone kyange Onyigirize enemy wangu Olwanenga n’abalabe bange
Both Tukolerera baafuna Mukama wanditujunye ensi okukyuka N’omukozi n’aganyulwako mu ntuuyo ze Naye aah ah, Alina y’ayongerwako Aba Boda bambi Taxi maama Abatembeeyi batunoonya Ky’ova olaba nze Nkola bye njagala maama Bwe nnyumirwa bwentyo
Both Eno ensi ngitunuulira n’ekoma Tekyali ya mazima na bwenkanya Omwavu kaatetenkanya abe obulungi Omugagga k’abalirako yekkuse Jjukira lwe baakugobera omwana gy’asoma Okuddayo watunda n’akatebe mu nju Nga kyokka okeera kukola ng’era obanja Nga naye ne gw’obanja naye era abanja
Both Tukolerera baafuna Mukama wanditujunye ensi okukyuka N’omukozi n’aganyulwako mu ntuuyo ze Naye aah ah, Alina y’ayongerwako Aba Boda bambi Taxi maama Abatembeeyi batunoonya Ky’ova olaba nze Nkola bye njagala maama Bwe nnyumirwa bwentyo
Both Aba Boda bambi Taxi maama Abatembeeyi batunoonya Ky’ova olaba nze Nkola bye njagala maama Bwe nnyumirwa bwentyo