Both This Fille na Babaritah Skills Eno Beat eno beat luno Omuliro gwa kubookya Tewakyali kubuuza
Both Tondeetako ako kazoole akazoole akazoole Naawe tondeetako ako katijjo Akaliisa enkoko ebikajjo
Fille Nze azuukuka ne muyooyoota Ne nfumba ka chai kaananywa Ne muzuukusa atere anaabe N’oluusi mukuuta mu mugongo Tomanyi na by’alya Omanyi kimu mwenge gw’anywa Era ne bw’akomawo ku mwenda Mba nkimanyi mu ba looser gy’ava
Babaritah Olimba Girl you’re crazy for attention (Nkumanyi) But he is always there for the action (Yakunnyumiza) Wefuula amuwa protection Naye nze amulaga direction
Both Tondeetako ako kazoole Sha! Nange nzigyako akatijjo Tondeetako ako kazoole Anti ebibyo bya kiyaaye Tondeetako ako kazoole Nange nzigyako akababba Tondetako ako kazoole Ffembi tukimanyi nze mutuufu
Both Nze ŋŋamba nkukubye bbiri Mupiira gwa Uganda na Guinea Nze ŋŋamba olimba onyumya ddoyi Kuba ref agamba okubye bbali
Babaritah Woman you see me But you don’t know me So you just come and see the fire come outta me Akawoowo ke neekuba kaamukuba Ne mutwala mu supermarket e Ntinda Gye twagala n’ebizigo ebikunyiriza Gwe ka nnyabo eyeyita asinga Wandibadde onneebaza bwebaza Okuyamba omukuuma mu bbaala Kuba agifuluma munaana kitundu Lw’alowooza ku gwe maama kiyungu Wandibadde oggyawo obusungu Omutima negutakukwata bbalaafu
Fille Baakusanga mu bbaala Era balikuleka mu bbaala Topapa kwambuka madaala Nze mukyala woomu nju
Both Nze ŋŋamba nkukubye bbiri Mupiira gwa Uganda na Guinea Nze ŋŋamba olimba onyumya ddoyi Kuba ref agamba okubye bbali
Both Gwe akwagala atamidde Naawe akuddira atamidde Ate leero alayidde Aŋŋambye eby’ekito abitadde Shaa! Akusiise akulimbye baaba Leero wandiba omukwatidde kyambe Gwe akwagala atamidde Naawe akuddira atamidde Ate leero alayidde Aŋŋambye eby’ekito abitadde Akufumbye akulimbye baaba Leero wandiba nga haa!
Both Nze ŋŋamba nkukubye bbiri Mupiira gwa Uganda na Guinea Nze ŋŋamba olimba onyumya ddoyi Kuba ref agamba okubye bbali
Both Tondeetako ako kazoole akazoole akazoole Naawe tondeetako ako katijjo
Both Tondeetako ako kazoole Sha! Nange nzigyako akatijjo Tondetako ako kazoole Anti ebibyo bya kiyaaye Tondeetako ako kazoole Nange nzigyako akababba Tondetako ako kazoole Ffembi tukimanyi nze mutuufu
Both This Fille na Babaritah Skills Eno Beat eno beat luno Omuliro gwa kubookya Dokta Brian Composition