Omukwano Lyrics by Maddox Sematimba


Ah, eh!
Munange munange oli mukwano gwange
Nkwagala nyo, byo nkolede sibitono
Ndikudizawo ntya?
Omanye nti bambi byonkolera
Mbisiima

Ddala bambi…
Omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kuntama
Amaziima omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kunyiwa
Oooh

Nalinabivako nze,
E’byo mukwano nga bya neema
Wadde gyikira enganda
Nze nga zantama Sseebo
Nabagyevuma bangi,
Nagyo emikwano kazaalwabulwa
Nti butwa…

Ddala bambi…
Omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kuntama
Amaziima omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kunyiwa
Oooh
Oooh

Luno Oluyimba lwo,
Nze kuwadde ke kasiimo
O’lwe Kiisa ekingi
Munange yeah, yeah
Nze kye kyamponya ettiima

Ddala bambi…
Omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kuntama
Amaziima omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kunyiwa

Ddala bambi…
Omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kuntama
Amaziima omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kunyiwa

Ddala bambi…
Omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kuntama
Amaziima omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kunyiwa

Ddala bambi…
Omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kuntama
Amaziima omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kunyiwa

Ddala bambi…
Omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kuntama
Amaziima omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kunyiwa