Well listen to my argument girl You know what she say? I wanna ask this girl You know what’s in a gentleman Am say that know what? Girl to the maximum yeah am in love You know what? Buh deh you make me cry girl
Have you ever ever had a lover? And then she said she no go love yah Have you ever ever had a lover? And then she said she no love yah? Well den
Just the other day I found my girl with a guy Standing by the side of the street And she frightened When I looked up pon dis gal Ah mi feel mi wanna die When mi looked up pon dis gal My heart was burning Inside am hurting Lava is burning Ebisaanyi binjokya nze binjokya Nze bimbunyebunye Bimbunyebunye Bimbunyebunye oh no no no …
Eddembe n’amasanyu byaggwa Kati obulamu bwe ndimu buka Buli wembeera we ntuula ne mpulira Ng’omutima gundimu ebimyanso oh Kiringa nkugambye Kati obulamu obumbunye ebisaanyi Buli lwe ngwawo ne ndoota ne nfaako Nga nkulaba ogenda n’omulenzi Olumu gye nakyala Eyo mu ttumbi beekanga nnyo Nali mu kirooto Nga nkulaba ne ngugumuka Ne beekanga bewuunya bagamba Bannange ono omusajja abadde ki! Nali mu kirooto Nga nkulaba ne ngugumuka Nze ne nfuba nkuteeke Mu target w’osobolera okundaba Nze ne nzija nkukwate Ku mukono n’oneekuba Maria oh, oh oooh
Lwaki ondaazizza onkozezza Ng’okimanyi baakuntondera? N’ababaka be ntumayo Bammalamu dda amaanyi Baŋamba nti mbiwummule eh Lwaki ondaazizza onkozezza Ng’okimanyi baakuntondera? Ddala okimanyi bakuntondera nze N’ababaka be ntumayo Bammalamu dda amaanyi Baŋamba nti mbiwummule eh Lwaki ondaazizza onkozezza Ng’okimanyi baakuntondera? Ddala okimanyi bakuntondera nze N’ababaka be ntumayo Bammalamu dda amaanyi Baŋamba nti mbiwummule, eh Nze nfunda ku birooto oh Nfunda mu kuwooba oh Nze nfunda ku birooto oh Nfunda mu kuwooba oh, yeah
Ekiriwo ekikyamu Nze nkipima ne nkiraba mu ntunula yo eyo Noooo, ooooh Tolina busungu, bw’ondaga Onimbira awo bw’osekaaseka Nze ne nfuba nkusanyuse yeah Nga nkutwala mu dance n’ebifaananyi Olumu wagaana Nnyabo ebyonno eby’ekiyaaye mbu wabikkuta Tewayise kaseera Laba nkusanga mu dance nnyabo weekeja Maria oh, noooo, noooo
Lwaki ondaazizza onkozezza Ng’okimanyi baakuntondera? Ddala okimanyi bakuntondera nze N’ababaka be ntumayo Bammalamu dda amaanyi Baŋamba nti mbiwummule eh Lwaki ondaazizza onkozezza Ng’okimanyi baakuntondera? Ddala okimanyi bakuntondera nze N’ababaka be ntumayo Bammalamu dda amaanyi Baŋamba nti mbiwummule, eh Nze nfunda ku birooto oh Nfunda mu kuwooba oh Nze nfunda ku birooto oh Nfunda mu kuwooba oh, yeah
Lwaki ondaazizza onkozezza Ng’okimanyi baakuntondera? N’ababaka be ntumayo Bammalamu dda amaanyi Baŋamba nti mbiwummule eh Lwaki ondaazizza onkozezza Ng’okimanyi baakuntondera? Ddala okimanyi bakuntondera nze N’ababaka be ntumayo Bammalamu dda amaanyi Baŋamba nti mbiwummule eh
Well listen to my argument girl You know what she say? I wanna ask this girl You know what’s in a gentleman Am say that know what? Girl to the maximum yeah am in love You know what? Buh deh you make me cry girl
Have you ever ever had a lover? And then she said she no go love yah Have you ever ever had a lover? And then she said she no love yah? Well den
Just the other day I found my girl with a guy Standing by the side of the street And she frightened When I looked up pon dis gal Ah mi feel mi wanna die When mi looked up pon dis gal My heart was burning Inside am hurting Lava is burning Ebisaanyi binjokya nze binjokya Nze bimbunyebunye Bimbunyebunye Bimbunyebunye oh no no no …
Lwaki ondaazizza onkozezza Ng’okimanyi baakuntondera? N’ababaka be ntumayo Bammalamu dda amaanyi Baŋamba nti mbiwummule eh Lwaki ondaazizza onkozezza Ng’okimanyi baakuntondera? N’ababaka be ntumayo Bammalamu dda amaanyi Baŋamba nti mbiwummule eh