Bagamba ebiyita ekiro ne Kabaka yeetikka Kko nze kampapepape ab’emisanvu tebagingika Kabbaasa ka mpumbu Kafuuse ka lwatu Nti ebibadde mu mbu Laba bwe biggwera mu nju Ebitooke babisimbe M’amalaadiyo balange Ensi leka ngigambe Gwe nalondayo edda yeggwe Let me make it official
Officially, officially Ensi ngiraze yeggwe gwe njagala my love Officially, officially Tebikyali bya mbu kati bya lwatu Officially, officially Ensi ngigambye yeggwe gwe njagala my love Officially, officially Tebikyali bya mbu kati bya lwatu
Pyret Beats Production
Ntubidde n’omukwano gwo Ŋŋenda lindako gubuulukuke, hmmm Nga mwenge gwa bucu Nga nalindako guloote Okwagala tekwekweka bino by’ebiro kuloote Nkunaanika empeta mu lujjudde Kyeyagalire nga tewali ankase Now I publicize I’ve made my choice To you I swear, never break my promise Leka tukumbe, nga tetuyina harambee Ab’ennugu bayombe, nga nkulangiridde You’re mine
Officially, officially Ensi ngiraze yeggwe gwe njagala my love Officially, officially Tebikyali bya mbu kati bya lwatu Officially, officially Ensi ngigambye yeggwe gwe njagala my love Officially, officially Tebikyali bya mbu kati bya lwatu
Mbitadde mu musana Nga buli omu alaba Babadde bambuuza Aliwa ansumbuwa? Mbagambye y’ono (y’ono) Owange y’ono (y’ono) Mbagambye y’ono (y’ono) Mumulabe y’ono say (y’ono) Now I publicize I’ve made my choice To you I swear, never break my promise Leka tukumbe, nga tetuyina harambee Ab’ennugu bayombe, nga nkulangiridde You’re mine
Officially, officially Ensi ngiraze yeggwe gwe njagala my love Officially, officially Tebikyali bya mbu kati bya lwatu Officially, officially Ensi ngigambye yeggwe gwe njagala my love Officially, officially Jamie Culture