Kyoyina Omanya (Remix) Lyrics by Crysto Panda ft. Sheebah


Crysto Panda
Queen nange mpanda
Ebyo ebyana mbibamba
Bamba bamba bamba
Artin on the beat
Holics
TNS

Both
Ky’oyina omanya
Panda
Ky’oyina omanya
Yes ah
Ky’oyina omanya
Ky’oyina omanya
Manya manya manya…

Both
Ky’oyina omanya
Ono talina ye we yakyama
Ky’oyina omanya
Eno couple yaffe ye yawamba
Ky’oyina omanya gwe
Ky’oyina omanya gwe
Ky’oyina omanya
Gwe, gwe, gwe
Ky’oyina omanya
Couple yaffe yawamba
Ono omwana talina na we yakyama
Ky’oyina omanya
Omutima gwo yawamba
Ampita baby n’anfuula omwana

Sheebah
Queen Sheebah, Crysto Panda brand new remix
Ky’oyina omanya Sheebah mpanda lyrics
Kano DJ kateeke mu mix
Uncle Bebe Cool kano teeka ku list
Queen Sheebah remix ne Crysto Panda
Kimyanso kibwatuka bakiyita Panda
Big up my baby obipanga n’obipaaza
You’re order from above bali under
Baby ayagala biri rough
Tugende tugabane laavu
Me can’t get enough
Baby onnyogoza ne bbalafu
Baby onjogeza eby’amalaavu

Both
Ky’oyina omanya
Ono talina ye we yakyama
Ky’oyina omanya
Eno couple yaffe ye yawamba
Ky’oyina omanya gwe
Ky’oyina omanya gwe
Ky’oyina omanya
Gwe, gwe, gwe
Ky’oyina omanya
Couple yaffe yawamba
Ono omwana talina na we yakyama
Ky’oyina omanya
Omutima gwo yawamba
Ampita baby n’anfuula omwana

Panda
Every time I see my little dove
Onsinisa amannyo ng’embuzi mu laavu
Among the many, you’re above
Wine for me eno order from above
Tik tak, gwe toba mugayaavu
Hands up, walaayi I believe
Booty too big kuliko n’akameeme
Stop!
Level
Ntwalira ku kameeme
Abasinga nnyo kakibalume
She ah murder, mmwe kamuwolome
Dressed so green ng’essunsa
So fly, she needs a bouncer

Both
Gwe, ky’oyina omanya
Couple yaffe yawamba
Ono omwana talina na we yakyama
Ky’oyina omanya
Omutima gwo yawamba
Ampita baby n’anfuula omwana
Ky’oyina omanya
Ono talina ye we yakyama
Ky’oyina omanya
Eno couple yaffe ye yawamba
Ky’oyina omanya gwe
Ky’oyina omanya gwe
Ky’oyina omanya
Gwe, gwe

Both
Bring it
Baby just do it
Baby don’t stop it
DJ just drop it
Number one
Kayimba k’omukwano ntadde ku repeat
Tugenda wa?
Leero tugenda ku bbiici
Nvimba ne guy
Tutiisa street
Tugenda wa?
Leero tugenda ku bbiici
Nvimba ne queen
Tutiisa street
Tugenda wa?
Leero tugenda mu aaah

Both
Ky’oyina omanya
Ono talina ye we yakyama
Ky’oyina omanya
Eno couple yaffe ye yawamba
Ky’oyina omanya gwe
Ky’oyina omanya gwe
Ky’oyina omanya
Gwe, gwe, gwe
Ky’oyina omanya
Couple yaffe yawamba
Ono omwana talina na we yakyama
Ky’oyina omanya
Omutima gwo yawamba
Ampita baby n’anfuula omwana

Panda Gang
Artin Pro