Nazaalibwa kujooga si kujoogebwa (eh eh) Nazaalibwa kumenya si kumenyebwa (eh eh) Ndi muwanguzi oli atawangulwa (eh eh) Nantameggwa oli atameggebwa (eeh) Ninamu nshanana figa ky’ekyo (ninamu) Ndi mulungi neemanyi beauty ky’ekyo (ky’ekyo) Oli alina ebbanja bamunoonya Nze ssente zinnoonya sizinoonya Kati nno fumita empele nfumite emboozi Eeh fumita fumita emboozi Atudde musune tujanjawaze emboozi Eeh fumita fumita emboozi
Wetamu omugongo katono Wetamu ku vviivi katono Fumita ekigere mu ttaka (fumita) Kati, fumita fumita empele
Gano amazina ga kavimbo (vimbo) Kati gwe atamenyeka ki kyo? (ki kyo?) Tetukunyigira ku liiso (liiso) Sikulaba e Kampala mu disco (disco) Gwe atagifumita bboyi, weerimba Ate gwe atazina die, tovimba Obw’okunywa bwa layisi, bugimba Bukufuula emimiro, busimba Obwavu kabbiro ennaku muziro (maama) Era bw’enneefasa ngikaba mumiro Ssaawa ya weta mugongo kkirira below Kkirira, kkirira, kkirira below What I do?