Presssure Lyrics by Jamal Wasswa


Pressure , kakanya pressure
.. webaba baze okumbuzako
, kakanya pressure,
kuba omulimu gwenkola abantu ndaba nkuyanja .
ensi ekimanyi nze nsinga okukwagala ,
mukwano ndi wuwo .
kuba omulimu gwenkola
abantu nsisinkana buli colour ,
abamu kwabo bebampola nga tubulidwa ekyokulya ewaka
, kyova olaba mbabuzako ngatubulidwa ekyokulya ewaka ,
kyova olaba mbabuzako okujako nga nkoye nyo .
omukwano ogwo , ebintubyo , siyinza kulekawo