Intro: Ng’olwanira ki Carol? Ng’oyomberaki Carol? Nga nwaniraki Sheebah? Ng’olwo nfa ki Sheebah? Baur, Aki, Sabula Holics
Verse 1: Carol Bano abasajja tubalabukidde Nabakazi ebitaala bibazikiridde Kali ku buli akyanga mukwano Ntumire n’omwami wange Oli gwe njagala abitegeere Hallo, yenze gw’oyagala Akwagala atalikuyombera Hullo, yenze gw’oyagala Akwagala atalikulwanira Saagala kulumya (saagala) Kye kimu saagala kunnumya Gwe manya ndi mu laavu Naye no si lock Katusaabale obuvuyo team no semba Wano tulina okwenkana Omulala lwafunye muggyawe Ng’awera nkolokooto kutemaatema Nze nkugamba omusajja kwata Kozesa wuuyo bakuwe omusaala kale Buli kimu era kikyo Nze omusajja mukuuma naye
Chorus: Silwana .. Mbu lwa nsonga ya mwami wange Eno laavu kazannyo buzannyo Siyomba .. Na mukyala munnange Bye batulimba enjawulo temuli Tolwana.. Mbu lwa musajja bw’aweta ensonda ky’okola Tokola lutalo walaayi na mwana wabandi Ssi ye yamukwana
Verse 2: Sheebah Gwe manya abasajja (You know) Teriiyo atuukiridde atacheatinga Ndaba kisingako Nga ky’akola ky’okola ne mu marchinga Ono yakoowa okunyiiziira night and day Omusajja acheatinga day by day Gwe obalaba benkanankana leka naawe Toba ng’atannalaba Agamba nkooye nva mu meeting Ate ebadde private meeting Nowulira omutwe nga gukwetooloola Mwaana wa maama osembera ki? Nze agoba yange ku lwa meeting Manyirawo agenze mu cheating Nfunirawo omulala replacing Tuvuganye mu laavu competing Bwe mba nkwetaaga Ne byoyita nabyo mbyetaaga Naye ate buli lw’obinnyima Olwo nfunirawo mangu shortcut
Chorus: Silwana .. Mbu lwa nsonga ya mwami wange Eno laavu kazannyo buzannyo Siyomba .. Na mukyala munnange Bye batulimba enjawulo temuli Tolwana.. Mbu lwa musajja bw’aweta ensonda ky’okola Tokola lutalo walaayi na mwana wabandi Ssi ye yamukwana
Chorus 3: Both Obudde bukuyitako nsaba ogiggyeyo Laavu y’ekito eyo gy’odingisa Ebyo by’onimbalimba ng’oyendayenda Nfunirawo omulala gwe mbaatisa Bwopima, ngo’budde bukuyitako Oteranga n’odda ewaka babe Nga wotuukira Ompitirawo mu kisenge Ne nkuwa ku ka massage Eyo ye laavu enyuma, Enyuma, enyuma, eh eh Eyo ye laavu enyuma, Enyuma, enyuma, eh eh