Chris & Weasel Better days are coming soon Yes gyal Ah you know it’s Weasel Manisal Alongside OJ Myco Chris, Radio hahaha Rub the nation Serve the ration Serve, rock the nation Mpenzi wangu (zaganana) Mpenzi wangu (zagananana)
Chris Zino ennaku Ziruma, zinyiga Zino ennaku Zikoma Zino ennaku Ziruma, zinyiga Zino ennaku Zikoma x 2
Radio Oh sweet babe ndi eno nkulowoozaako (Nkulowoozaako) Nakedde kunoonya mata ga suzaana Gambuze leero (leero) Eby’okuyiiya bya kugezagezaako (Kugezagezaako) And yet my babe oli mugumiikiriza nnyo (leero) Okubeera nange kizibu Omutamiivu nga nze omuzibu yeah Towuliriza bintu bye bakugamba Ababagamba eriyo ababagamba N’oyo aba yakugamba Waliwo era, eyamugamba aah, yeah yeah
Weasel Oh lemme say Mukwano gwe guma buno obulamu bwe buba No matter where you come from gwe nyiikira toba Ne Mungu musabe kuba obulamu bunyiga Bukusensera gwe n’obula okwetuga Okubonaabona ssi kwe kufa no gwe manya Buliba buti nga naawe mu nsi weetala Omuliro tozikiza gwe yongera kumulisa Ab’ennugu ntoko naye gwe tobataayiza Never let the Babylon inna your way Never let anybody know your life So baby run number one Musta number one Kaboom come back Kaboom come back yeah
OJ Yes baby, wekwate eyakutonda Ebizibu bye tulina ebingi bijja ne bigenda Manyi omanyi, gye tuva ne gye tugenda Olindalindako essaawa ey’ofunya calendar Guma, saba Mukama alikuwa Suubira tokoowa Era manya, ebirungi biri mu maaso eyo Ffenna gye tugenda One more time Guma, saba Mukama alikuwa Suubira tokoowa Era manya, ebirungi biri mu maaso eyo Ffenna gye tugenda