Switi eyantolosa mu deeka Olwaleero nkulaba nga banka Leka nze nebaze ku Nampiima (Ayiyiyiyi) Eyasombola nga obulabo gwengamba Bwoba nga owakana mu buuza Badiru (Badiru) Baaba Badiru Yamanyi ne kibooko Maama zeyankuba Nga ngoba diiru
Era nze wansanga ne kimuudu Wambudambuda daali wanzibula namaso ago Wanteeba kanya ka duuru Wambudambuda daali wanzibula namaso ago
Ah ye, ah ye unh Ah ye, ah ye unh Ah ye, ah ye unh Kati nyimba kokonyo Nga bwenfuluma mu mulyango gwa Maama Ngenze kusiba na mpombo Nganzifumbira omulungi eyansima Nyimba kokonyo Nga bwenfuluma mu mulyango gwa Taata Nze ngenze kusiba mpombo Nganzifumbira omulungi eyansima Mufumbire nzijure byayagala Mbiteke ku sowani yebumba Kacaayi ke nkatekemu ekyisubi Nkateke mucikopo kyebumba