Aah, Ex ndeka ndeka ndeka, yeah
Brian Beats
He!
Wantama (sirikudira)
Ex wantama (sirikudira)
Wantama (sirikudira)
Ex wantama (sirikudira)
Wantama (sirikudira)
Ex wantama (sirikudira)
Wantama (sirikudira)
Ex wantama (sirikudira)
Bwewandaba nga sirina lugendo
Saalya nakoma ku munaabo
Laba amaaso go wegajula ekiswalo
Wankula-kula nasigaza ?
Bwembalamu obusente bwange bunuma
Ng'olya bikoko ndya katunkuma
Nakuta maama
Wansasula maziga nakukaaba, ehh
Ngumye wabyaasa
Wandeka buwogo kati nalala
Munange genda nze ndeka
Sikyalina wange nfuse mulekwa
Kibi kigwana wala todda na waka
Oli kirooto kya ntisa osinga n'obutwa
Wantama (sirikudira)
Ex wantama (sirikudira)
Wantama (sirikudira)
Ex wantama (sirikudira)
Wantama (sirikudira)
Ex wantama (sirikudira)
Wantama (sirikudira)
Ex wantama (sirikudira)
Wantama-tama wanyiwa-nyiwa ex
Wansima-sima wansokola
Wantama nkwegoga omudula nagukuta
Sikudira wantuuka wekaza wanziba
Bino ebiwundu byenina bibyo nenkovu
Ongiwa omunyo wonsaze ekiso
Ndi kayembe konnoze butto
Olumaze olumako nondeka wanno
Wantama (sirikudira)
Ex wantama (sirikudira)
Wantama (sirikudira)
Ex wantama (sirikudira)
Wantama (sirikudira)
Ex wantama (sirikudira)
Wantama (sirikudira)
Ex wantama (sirikudira)
Wantuuka eri ewasibuka obusungu kuntobo
Nooleka obugumba kuwamala enkoko
Negyetwayita siridayo okute ku nyabo
Ex wantama, he!
Mugakatonda mugulu
Nebwontunuza aka blue
Nzigadde omulyango ntadekko superglue
Munange genda nze ndeka
Sikyalina wange nfuse mulekwa
Kibi kigwana wala todda na waka
Oli kirooto kya ntisa osinga n'obutwa
Wantama nkwegoga omudula nagukuta
Sikudira wantuuka wekaza wanziba
Nze wantama (sirikudira)
Ex wantama (sirikudira)
Nze wantama (sirikudira)
Ex wantama (sirikudira)
Nze wantama (sirikudira)
Ex wantama (sirikudira)
Nze wantama (sirikudira)
Ex wantama (sirikudira)