0:00
3:02
Now playing: Amenvu

Amenvu Lyrics by A Pass


All for one, one one one
Amenvu, ogalide ogamaze mu kibanyi
Nga tukulaba, nebikuta nosa kubali
Amenvu
Amenvu
Amenvu
Amenvu, gali mu colour ya yellow
Wansibye ebigere no binyeza, ate ogamba nzije tugende
N'onsiba emikono a kandoya, ate ogamba tuzanye ebikonde
Nali nkwesize, olwendabika ngamunda wafuka gusodde
Wansubiza omuceere ne nyama, mukuzibula waleta lumonde
Wanimba love oh oh, ng'omutima gwo mukyafu
Wafuka balafu oh oh, ng'otunula nga lyenvu
Amenvu, ogalide ogamaze mu kibanyi
Nga tukulaba, nebikuta nosa kubali
Amenvu
Amenvu
Amenvu
Amenvu, gali mu colour ya yellow
Obwavu omugongo onkutula
Siyin'ekyokukola
Ewange oyagala okusula
Room ntono naye otunyiga
Enjala enkute, enkeketa
Ompade sweet okimala
N'emirembegyo, tegikyanzikusa ah aah
Wanimba love oh oh, ng'omukima gwo mukyafu
Wafuka balafu oh oh, ng'otunula nga lyenvu
Amenvu, ogalide ogamaze mu kibanyi
Nga tukulaba, nebikuta nosa kubali
Amenvu
Amenvu
Amenvu
Amenvu, gali mu colour ya yellow
Amenvu bagamalawo abamu nga mwebase
Tetubaleka bagalye gabatuge
Obuwanguzi bujja yadde buyise
Tetulwana naye tukozes'emitwe
Bwebanonya obululu, ne batusubiza
Bwebatuka wagulu, ne batukokonya
Ffe bantu bawansi, bemutulugunya
Naye nga biwedewo, don't tell me your sorry
Amenvu, ogalide ogamaze mu kibanyi
Nga tukulaba, nebikuta nosa kubali
Amenvu
Amenvu
Amenvu
Amenvu, gali mu colour ya yellow