Twokya! (Anna Nessim)
Teopista yankwanye
Nang'ejjo
Ayagala sente
Ebya love tobimubuuza
Hahaha
Yakubbye naw'ejjo
Nze yanziba mu December
Yo!
Ebya sente, abinyumirwa
Nokutuba
Atambula abigula
At'anyirira, tutudde wammu fenna atulina
Obumwabwe bulungi abukomberera
Obwongo kidondi abuzingulula
Gwenina wampeta, naye muleka
Amaaso gagambye ndab'emabega
Omutima gugambye singa mbileka
Ensingo eganye okubiwuliriza
Naana na na na na na
Omwana yanziba
Naye nanyumirwa
Naana na
Naana na na na na na
Omwana yanziba
Naye nanyumirwa
Naana na
Ankyuusa like a mixer aba Dj
She never miss like a cake on a B-day
Nkimanyi she's never gonna be there
Byoyagala bitwale, ayodde
Atwala nebinusu, I know
Alina abasajja banna, I know
Lwakyi towuliriza, I know
Obwongo bukimanyi, ya meh know
Naana na na na na na
Omwana yanziba
Naye nanyumirwa
Naana na
Naana na na na na na
Omwana yanziba
Naye nanyumirwa
Naana na
Netaaga neddagala, kuba mpenga
Obwongo abututte nobwabalala
Kirabika muffuusa oba dagala
Mukyala wange mumutwale nfune omulala
Obwongo bunaffu bwafuse akalowa
I'm sinning so banjokye omuliro
Nkola bingi gwe weka abulako
You're mi driver yongeza omuliro
Naana na na na na na
Omwana yanziba
Naye nanyumirwa
Naana na
Naana na na na na na
Omwana yanziba
Naye nanyumirwa
Naana na
Atambula abigula
At'anyirira, tutudde wammu fenna atulina
Obumwabwe bulungi abukomberera
Obwongo kidondi abuzingulula
Gwenina wampeta, naye muleka
Amaaso gagambye ndab'emabega
Omutima gugambye singa mbileka
Ensingo eganye okubiwuliriza
Naana na na na na na
Omwana yanziba
Naye nanyumirwa
Naana na
Naana na na na na na
Omwana yanziba
Naye nanyumirwa
Naana na