0:00
3:02
Now playing: I Love You

I Love You Lyrics by Acidic Vokoz


(Intro)

Naawe
Baby naawe
Mwana ggwe (Nessim Pan Production)
Baby naawe
Baby
Nessim
The lyrical boy
Acidic Vokoz ah!

(Verse 1)

Abalungi bendabye bona obabeating
Bona obasinga
Weluba luyimba yeggwe yahittinga
Eno wawamba
Singa manyi nze osuna enanga
Oba guitar
Nenkuyimbira akayimba nga bwe nkaaba
Awo omanye

(Pre-Chorus)

Akwagala ebya ddala
Ebya ddala ebya ddala
Nkwagala n'otulo twambula
Mukwano sikyebaka (I love you)

(Chorus)

Ntegeeza kyenkugamba (I love you)
Ndayira forever and ever (I love you)
Sirikyusa baby never (I love you)
Ndi kwagala bwenti ever (I love you)
Ntegeeza kyenkugamba (I love you)
Ndayira forever and ever (I love you)
Sirikyusa baby never (I love you)
Ndi kwagala bwenti ever

(Verse 2)

Bano bano abalala tebakulimba
Ate nebakukyamya
Nze alina omukwano gwo era sikikweka
Ne bwetuli kadiwa
Bambi baby, please
We make a perfect match
Ggwe laba tattoo yo nagyekuba
We make a perfect match
Singa manyi nze osuna enanga
Oba guitar
Nenkuyimbira akayimba nga bwe nkaaba
Awo omanye

(Pre-Chorus)

Akwagala ebya ddala
Ebya ddala ebya ddala
Nkwagala n'otulo twambula
Mukwano sikyebaka (I love you)

(Chorus)

Ntegeeza kyenkugamba (I love you)
Ndayira forever and ever (I love you)
Sirikyusa baby never (I love you)
Ndi kwagala bwenti ever (I love you)
Ntegeeza kyenkugamba (I love you)
Ndayira forever and ever (I love you)
Sirikyusa baby never (I love you)
Ndi kwagala bwenti ever

(Bridge)

Abalungi bendabye bona obabeating
Bona obasinga
Weluba luyimba yeggwe yahittinga (bae!)
Eno wawamba
Singa manyi nze osuna enanga
Nga Nessim
Nenkuyimbira akayimba nga bwe nkaaba
Awo omanye

(Pre-Chorus)

Akwagala ebya ddala
Ebya ddala ebya ddala
Nkwagala n'otulo twambula
Mukwano sikyebaka (I love you)

(Outro)

Naawe (I love you)
Baby naawe  (I love you)
Mwana ggwe (I love you)
Baby naawe (I love you)
Ntegeeza kyenkugamba (I love you)
Ndayira forever and ever (I love you)
Sirikyusa baby never (I love you)
Ndi kwagala bwenti ever (I love you)
I love you
I love you
I love you
I love you



About the song "I Love You"

"I Love You" is a song written and performed by Acidic Vokoz. It was produced by Nessim, and released on April 28, 2025.


Song Tags