Gz Beats ... Focus
Alien mbu era anyenye Oba nkubendongo nayo egaaneee Sifaayo newontama Newontama nonyiiga sejjusa Newoba kamenyo nkukuba kumenya mbiriizi Ragga (??) alinga obuti bwomukibiriiti Njagala nkube mamba nkube ebikope kope kope kope mbu bajamaicaa Twaze kuzina naye era tonkaka(Haa! Okuzina sikwampakaa!) Nkyimanyi ngenda kuzina naye era tonkaka(Haa! amazina go gampakaa?) Twaze kuzina naye era tonkakaa!(Aaa!sibyampakaa!) Nkyimanyi naze kuzina naye sibyampakaa!!(Haa! bulaadi tonkaka!) Anti vibe ezange zirinya mpola Era nemukugenda nezigenda mpola Obweda oli mubya ludicha nga sikufuna Koze mu Ragga okyimanye ngenda kuzina Njagala okumanya kumateeka Njagala nkwaate mbanga njikume bukyiika Njagala kulaga abeeyita ba "undertaker" Nti nkaluma daily sirinda lwamukaaga Awo nkwaate embanga njiteke kukyido Balyooke babuuze oba nanywedde bikyi Ndeete nkoola njiteke kumutwe ate bagambe bagambe nti kaweddemu Sabatabata noolusi sabatabana Wentuula mungoma ekituufu sagala kumala Basikasika obufifi kila kali kunyama Naababadde ba jeno bayingidde zi fear Twaze kuzina naye era tonkaka(Haa! Okuzina sikwampakaa!) Nkyimanyi ngenda kuzina naye era tonkakaa(Haa! amazina go gampakaa?) Twaze kuzina naye era tonkakaa(Aaa Sibyampakaa!) Nkyimanyi naze kuzina naye sibyampakaa!(Haa bulaadi tonkaka!) Me-ade moon light fi dem-ade candle Naabaabadde bakyibanda bafuse ba-katengo Yenze aliko omusambwa ogwa mutuula kungoma Towakana bwemba ntudde kungoma Owomutima omunafu eno tajja Nanga ekyigoma kyenkubye eno kekyitujja Kandi atalina mwana leero waakuweeka ejinja Ngenda basojja kuba me-de fungal on di sooja Mukuba bukusa naaba ku bi-andas Bipikini mama dem njagala be fatasino Bwemba nkaluma leka nkalume nze amanyi Gwe atakaluma onyumya bikyi nawe yegwe amanyi If di Ragga is adi come it could'a come with de hammer De company fi de ragga ya di factory era Here in the dancehall me ya di Ragga general Some a di call me docti some a di call me Ragga capitani Twaze kuzina naye era tonkaka(Haa! Okuzina sikwampakaa!) Nkyimanyi ngenda kuzina naye era tonkakaa(haa! Amazina go gampakaa?) Twaze kuzina naye era tonkakaa!(Aaa! Sibyampakaa!) Nkyimanyi naze kuzina naye sibyampakaa!(haa! bulaadi tonkaka!) Twaze Kuzina Naye Era Tonkakaa(Haa! okuzina Sikwampakaa!)Dj Heavy 256
Dj Heavy 256
Ray Signature
pt Collection
DJ Ash Bwoy
Paulo Kafeero
Dj Heavy 256
Bebe Cool
ft. Jose chameleone
Green Daddy
Radio & Weasel
H.E Vally Music
Dr. Lover Bwoy
Os Suna
Marios
Dj Heavy 256