0:00
3:02
Now playing: Obutiti (Remix)

Obutiti (Remix) Lyrics by Ashiro UG ft. Crysto Panda


Bamusa, bamusa, bamusakate (gikube)
Atayina butiiti bamusakate (sakata)
Ashiro ne Panda tugisakate
Eh yo D'Mario (maama)
Agikubye, Level

Tulage katiiti ko
Nga tetukalaba kateeke ku kugulu kwo
Hajjati, tulage katiiti ko (oh)
Nga tetukalaba kateeke ku kugulu kwo (akatiiti)

Obuti eh, obuti, maama obuti say (obutiti)
Obuti eh, obuti, maama obuti (obutiti)

Yali mubi ng'alinga musirikale (maama)
Nga ne bw'anywa amata taggwamu mbalabe (mulabe)
Mbuuza naawe nafaaki kale (eh)
Mu kiwato kye mwalimu obutiti (akakeeka)
Ng'atambula asagala ng'atambula abinuka
Ne ŋŋamba maama, eh!
Nga talina binna, talina figure, talina colour
Naye wali eri (naye bannange!)

obutiti mu magulu
Era bunyumirwa abo abalina ku magulu (gikube)
obutiti mu kiwato
Nabwo bunyumirwa abo abalina ku biwato
Eh, ekiwato bwe kiba kya butiiti
Kiwoomesa dance okukira sweet (sweet)
Ekiwato nga temuli butiiti (nnyabo)
Oba otunda bikadde okoppa DT (Allah!)
Ekiwato oba kinene oba kasaamusaamu (saamusaamu)
Blood eba answer mu exam (exam-xam)
Atalina butiiti wa kukiraba (wa ku kiraba)
Ate atalina nyash wa kukolima (kukolima)
Kino, kyo kiringa nga kyoyooyo
Naye, nze njagala obutiti mwe
Ani alina obutiti mangu awo andage
Nze ndabe katiiti mmwe

Obuti eh, obuti, maama obuti Allah (obutiti)
Obuti eh, obuti, maama obuti uuuh (obutiti)

Boss ndi eno mu bbaala
Naye okimanyi ebbaala ewooma (maama)
Sikyategeera ssente z'ompadde nzispendinze
Bannange omuwala anyirira
Ayina colour egendedde ku ttaala (maama)
Laba n'omulala, buli gw'olabako ali eno anyirira woowe
Body body, ssaawa ya kulagako
Kawato katono ggulire basomako
Sorry sorry munsonyiwe okulagako
Money nnina ssaawa ya kugabako (abalinamu)
Naye ng'omuwala alina obutiti yalaga wala (buliwa)
Bwe yenyogontola tosobola butalolobala (gikube)
obutiti mbulaba nga bitaala bya kiragala
Nze sibulaba ne sikyamuka, gazine

Hajjati, tulage ku katiiti ko (koona)
Nga tetukalaba kateeke ku kugulu kwo
Hajjati, njagala kukwatako (kwata)
Njagala kukunyiga ppaka kuwulira bubi
Njagala kukulaga nti waliyo abaakabi
Abakunyiga ne weerabira ba ex bo (sabula)

Obuti, eh, obuti, maama obutiti (Ashiro, obutiti)
Obuti, obuti, (Artin), Obuti, obutiti

Bannange kino, kyo kiringa nga kyoyooyo (Panda)
Naye, nze njagala obutiti mwe
Ani alina obutiti mangu awo andage
Nze ndabe kati, eh

Obuti eh, obuti, maama obutiti (Agikubye)
Obuti eh, obuti, obuti, obutiti