Uuh uh Eeeh eh Oh no na yeah Ndayira sirimba leero Bino bye njogera bya ku mwoyo Ntobo y’omutima gwange munda Kwe gukubira nze ne guntujja Oh mukwano leero Njagala otegeere nti wampamba Wootoli sirya sinywa Nze seebaka Nnyabo oh oh ooh Nzikiriza (eeh) Nkuwe obweyamo (nkuwe babe) Tukuume okwagalana kwaffe (ooh oh) Ebbanga lyonna (aah) Nzikiriza (eeh) Nkuwe obweyamo (uuh) Tukuume okwagalana kwaffe (eeh eh) Ebbanga lyonna (aah) Saagala nkulimbe muwala Omutima gwange wagutwala dda By’okola nze binsanyusa Nkulayirira nze, siive nga wooli Ka nkwagale bambi Nkulage amapenzi Sembera eno ffe tunyiye abateesi Abalowooza okuzannya naawe Bagambe bakuleke Nzikiriza Nkuwe obweyamo (nkuwe babe) Tukuume okwagalana kwaffe (eh) Ebbanga lyonna (ebbanga lyonna eeh) Nzikiriza (nzikiriza mukwano) Nkuwe obweyamo (eeh) Tukuume okwagalana kwaffe (ooh oh) Ebbanga lyonna Mpenzi nakupenda Obe wangu Mpenzi nakutaka Tuishi zote Maisha ni wangu Milele na milele babe Mpenzi nakupenda Obe wangu Mpenzi nakutaka Tuishi zote Maisha ni wangu Milele na milele eeh eh Wenye wivu wa jinyonge Wale wa sio penda sisi tuwe sote Tuonyeshe kuwa Mungu alipenda Tuwe pamoja Tuonyeshe, haki ya Mungu Muombe aji viote wu me chini Ame tukubali mpenzi wewe Nzikiriza Nkuwe obweyamo (nkuwe mukwano) Tukuume okwagalana kwaffe Ebbanga lyonna (ooh oh maama) Nzikiriza (nzikiriza mukwano) Nkuwe obweyamo (nkuwe babe) Tukuume okwagalana kwaffe (eh) Ebbanga lyonna (ebbanga lyonna) Nzikiriza (ooh) Nkuwe obweyamo (nkuwe babe) Tukuume okwagalana kwaffe (okwagalana kwaffe) Ebbanga lyonna Nzikiriza (ooh) Nkuwe obweyamo Tukuume okwagalana kwaffe (ebbanga bbanga lyonna) Ebbanga lyonna Aziz Azion Yeah Swangz Avenue Aziz Azion
Show more