0:00
3:02
Now playing: Tuba Tuli Awo

Tuba Tuli Awo Lyrics by Barnely UG


(Intro)

Shoo a barnely uganda again
A kaysam kumapeesa
A street lyfe music, 1-2-a2 dancehall kagawanda straight up

(Chorus)

Tuba tuli awo, nezileeta beautiful girl naye nga figure yabula, haaa
Nga era tuli awo nezileeta omubi naye nga omwana oli yakola ebbina
Tuba tuli awo, ex nankubira ekyilo nga gwenali nawasa yanoba
Kyi ekyadako awo? Nga bobi atulaga ekidako ekituufu ne umeme yabula, shoo

(Verse 1)

Omusinji gwenyumba mwosula
Guka wansi mutaka sitani gyasula munyumba gyasitudde mwali ate omulangira
Hmmm bwalinyiiga talijiyegura?
Ono akolera kabwa kee party kyoka neighbor alajaana mbu abaana baasula
Nze okuntuma virgin girl nga akulidde kampala hmmm nze ontuma kubigere ebutambala, shoo
Oyo no gwolaba atambuza obuveera yeeyali atusinga nookukeera mukyibiina
Bwaba katonda I wabanaku akola
Tumusabe tutya nga ne bible bazitunda
Nze obufumbo ndiwakubwesigga bwendilaba omufumbo atalina lock my smartphone ye
Mukama bwetuba endigga ezaabula zuukuka tugumbulaa nga esaala yaabujingo

(Chorus)

Tuba tuli awo, nezileeta beautiful girl naye nga figure yabula. Haaa
Nga era tuli awo nezileeta omubi naye nga omwana oli yakola ebbina.
Tuba tuli awo, ex nankubira ekyilo nga gwenali nawasa yanoba.
Kyi ekyadako awo?
Nga bobi atulaga ekidako ekituufu ne umeme yabula. Shoo

(Verse 2)

We like geeying tukeela kwegeeya mbu oyono muloggo abinyumya nga eyabilaba
Bwolaba landlord wo obanga alaba engo
Jyooli ozimba enyumba ze yazza musango
Nebwoba muddusi nga era bakutenda kudduka
Bwotuuka eyo era odda kumulyango wosula
Mbazira amazze omwaka mubamerica kati atugamba mbu oluganda takyaluwulira
Mwenge nkutekamu ezange nombonyabonya notansasira
Nonkubanga ebigwo kubala.

(Chorus)

Tuba tuli awo, nezileeta beautiful girl naye nga figure yabula, haaa
Nga era tuli awo nezileeta omubi naye nga omwana oli yakola ebbina
Tuba tuli awo, ex nankubira ekyilo nga gwenali nawasa yanoba
Kyi ekyadako awo? Nga bobi atulaga ekidako ekituufu ne umeme yabula, shoo