0:00
3:02
Now playing: Nakulyako

Nakulyako Lyrics by Bruno K ft. Gravity omutujju


Ebyo byeweraga gundi weragamu ki omwo
Omutujju Bruno K
Nze nalyako ebyange nenkulaga ensi eno, Baur

Simusango
Obutada simusango

Nebwe weraga nakulyako
Kasita nakulyako
Nebwe wesoma nakulyako
Kasita nakulyako
Ebyo bye weraga nakulyako
Kasita nakulyako
Nebwon'onvuma nakulyako
Nakuyamba nenkuwako

Bewafuna bagambe
Bogamba bansinga bagambe
Nti ndi mubi nyo nyo nyo nyo
Omale obagambe
Bakuyayanira nti oli wakabi, sikunze
Mpozi kw'abo mmh!
Oyambala nonyuma
Nebakutigisa
Kubitimba nebakutekayo
Bakimanye nasokayo

Nebwe weraga nakulyako
Kasita nakulyako
Nebwe wesoma nakulyako
Kasita nakulyako
Ebyo bye weraga nakulyako
Kasita nakulyako
Nebwon'onvuma nakulyako
Nakuyamba nenkuwako

Gwe kunya body
Siganye gwe kunya booty
Onjerega onvuluga naye wampitako baby
Saba bibe nga zubi
Wesombanga ompita daddy
Okumanya amanyi nina
Jukira nti wankabira
Emeka gyewankonkona
Kale yade sasasira hmm!

Ebyo byeweraga gundi weragamu ki omwo, mmh!
Nze nalyako ebyange nenkulaga ensi eno

Nebwe weraga nakulyako
Kasita nakulyako
Nebwe wesoma nakulyako
Kasita nakulyako
Ebyo bye weraga nakulyako
Kasita nakulyako
Nebwon'onvuma nakulyako
Nakuyamba nenkuwako

Kasita nakulyako
Kasita nakulyako
Kasita nakulyako
Nebwon'onvuma nakulyako
Nakuyamba nenkuwako