0:00
3:02
Now playing: Misuwa Gya Love

Misuwa Gya Love Lyrics by Carol Nantongo ft. King Saha


Gwe aliko, gwe aliwo, tugende nze nawooza ewaka 
Nffa otulo mukwano yamba labikako nfune otulo
Wovawo nkunonya (nkunonya) nze simanyi nkunyiza
Love wekwata ngamba nkoleki wenakwata
Ntyaayo nzeka ekka jangu tugende ntyaayo ekka
Kuba picha batulabe bamanye wonyumidde olugoye 
Tewetuga kimanyi byetugenda okola kabibalume

Emisuwa gya love, gwe jiwe love
Emisuwa gya love, nyamba ojjiwe love eeh 
Love ku love, bino bya love ku love 
Wosanga muno mupakire ebi love 
Bino bya love ku nga muno asaba amapeezi muwe love 

Kankuwe omutima toli nekwasa 
kankuwe omutima ngamba nti tolinkyawa nga baibe baibe baibe 
Kankuwe omutima toli nekwasa
Ndeka nkuwe omutima ngamba nti tolinkyawa nga 

Love webawo otula tujja 
Lover bwobulawo nze nkwesunga
Olaba otya mummy njagu endno offune company 
Olaba otya mummy nali mbadda nti eno omanyi 
Olaba otya daddy mpulira buubi bwotojja baibe 
Olaba otya daddy aaaah

Mpa obudde nze mpa obudde
Ngaffa no nze oooh ah 
Love enkutte ebigambo byonna nga bibyo baibe aah 

Emisuwa gya love, gwe jiwe love
Emisuwa gya love, nyamba ojjiwe love eeh 
Love ku love, bino bya love ku love 
Wosanga muno mupakire ebi love 
Bino bya love ku nga muno asaba amapeezi muwe love 



Song Tags