0:00
3:02
Now playing: Nakusima

Nakusima Lyrics by Carol Nantongo


Ooh
Ooh ah
Ompadde nyo essanyu
Ompeeseza ekitiibwa
Mu bantu enkumu bonna era n'olondayo nze
Nange ndayira mu maaso ga bangi
Njakuwa essanyu n'ekitiibwa
Obulamu bwange mbukukwassiza obufuge
Kati ki manye nti nange nakusiima
Kwekusalawo tube ffembi
Abalala n'abaleekawo
Nga ndabye gwe, nakulamu
Eddembe lingi
Bwentyo n'ensalawo tweyangule
Nffuuke o'mukuumi wo
Kimanye nti nange nakusiima
Kwekusalawo tube ffembi
Abalala n'abaleekowo
Nga ndabye gwe, nakulamu
Eddembe lingi
Bwentyo n'ensalawo tweyangule
Nffuuke o'mukuumi wo
Mbawaziya omwana ayagade kine kye
Yalifuuka oluyimba mattu gaffe
Ndiiba akatambala akali kusangula amaziga nga okaaba
Londa nze siima nze oli musajja mulungi
Bw'endeeka gwe n'engenda n'ebali mba n'esubya enkkotta
Londa nze siima, nange nakusiima
Bwendeeka gwe n'engenda n'ebali
Mba n'essubya enkkotta
Kati ki manye nti nange nakusiima
Kwekusalawo tube ffembi
Abalala n'abaleekawo
Nga ndabye gwe, nakulamu
Eddembe lingi
Bwentyo n'ensalawo tweyangule
Nffuuke o'mukuumi wo
Kimanye nti nange nakusiima
Kwekusalawo tube ffembi
Abalala n'abaleekowo
Nga ndabye gwe, nakulamu
Eddembe lingi
Bwentyo n'ensalawo tweyangule
Nffuuke o'mukuumi wo
N'ebiire ebweru by'erudde
Oba enkuba en'etonnya
Katonda andaaze signal banange
Olw'aleero lwa mukisa
Kati tutambule nawe mu byonna(oba buzibu)
Oba bwavvu n'abeerawo(hmmn)
Manyi bangi boleesse n'osalawo tube ffembi
Nawe ondaaba, Siri wa malala
Kangende nawe sseebo oh oh
(Hmmn)
Londa nze, siima nange nakusiima
Bwendeeka gwe n'engenda n'abali
Mba n'esubya enkkotta
Londa nze, siima ngamba nti oyagala
Bwendeeka gwe n'engeda n'ebali
Mba n'esubya enkkotta.
Kati ki manye nti nange nakusiima
Kwekusalawo tube ffembi
Abalala n'abaleekawo
Nga ndabye gwe, nakulamu
Eddembe lingi
Bwentyo n'ensalawo tweyangule
Nffuuke o'mukuumi wo
Kimanye nti nange nakusiima
Kwekusalawo tube ffembi
Abalala n'abaleekowo
Nga ndabye gwe, nakulamu
Eddembe lingi
Bwentyo n'ensalawo tweyangule
Nffuuke o'mukuumi wo