Silwana Lyrics by Carol Nantongo ft. Sheebah


[Both]
Ng’olwanira ki Carol?
Ng’oyomberaki Carol?
Nga nwaniraki Sheebah?
Ng’olwo nfa ki Sheebah?
Baur, Aki, Sabula
Holics

[Carol]
Bano abasajja tubalabukidde
N’abakazi ebitaala bibazikiridde
Kali ku buli akyanga mukwano
Ntumire n’omwami wange
Oli gwe njagala abitegeere
Hullo, yenze gw’oyagala
Akwagala atalikuyombera
Hullo, yenze gw’oyagala
Akwagala atalikulwanira
Saagala kulumya (saagala)
Kye kimu saagala kunnumya
Gwe manya ndi mu laavu
Naye nno ssi lock
Katusaabale obuvuyo team no semba
Wano tulina okwenkana
Omulala lwafunye muggyawe
Ng’awera nkolokooto kutemaatema
Nze nkugamba omusajja kwata
Kozesa wuuyo bakuwe omusaala kale
Buli kimu era kikyo
Nze omusajja mukuuma naye

[Both]
Silwana
Mbu lwa nsonga ya mwami wange
Eno laavu kazannyo buzannyo
Siyomba
Na mukyala munnange
Bye batulimba enjawulo temuli
Tolwana
Mbu lwa musajja bw’aweta ensonda ky’okola
Tokola lutalo walaayi na mwana wabandi
Ssi ye yamukwana

[Sheebah]
Gwe manya abasajja (You know)
Teriiyo atuukiridde atacheatinga
Ndaba kisingako
Nga ky’akola ky’okola ne mumarchinga
Ono yakoowa okunyiiziira night and day
Omusajja acheatinga day by day
Gwe obalaba benkanankana leka naawe
Toba ng’atannalaba
Agamba nkooye nva mu meeting
Ate ebadde private meeting
N’owulira omutwe nga gukwetooloola
Mwana wa maama osembera ki?
Nze agoba yange ku lwa meeting
Manyirawo agenze mu cheating
Nfunirawo omulala replacing
Tuvuganye mu laavu competing
Bwe mba nkwetaaga
Ne by’oyita nabyo mbyetaaga
Naye ate buli lw’obinnyima
Olwo nfunirawo mangu shortcut

[Both]
Obudde bukuyitako nsaba ogiggyeyo
Laavu y’ekito eyo gy’odingisa
Ebyo by’onimbalimba ng’oyendayenda
Nfunirawo omulala gwe mbaatisa
Bw’opima, ngobudde bukuyitako
Oteranga n’odda ewaka babe
Nga wotuukira
Ompitirawo mu kisenge
Ne nkuwa ku ka massage                  
Eyo ye laavu enyuma,
Enyuma, enyuma, eh eh
Eyo ye laavu enyuma,
Enyuma, enyuma, eh eh

[Both]
Silwana
Mbu lwa nsonga ya mwami wange
Eno laavu kazannyo buzannyo
Siyomba
Na mukyala munnange
Bye batulimba enjawulo temuli
Tolwana
Mbu lwa musajja bw’aweta ensonda ky’okola
Tokola lutalo walaayi na mwana wabandi
Ssi ye yamukwana

[Both]
Silwana
Mbu lwa nsonga ya mwami wange
Eno laavu kazannyo buzannyo
Siyomba
Na mukyala munnange
Bye batulimba enjawulo temuli
Tolwana
Mbu lwa musajja bw’aweta ensonda ky’okola
Tokola lutalo walaayi na mwana wabandi
Ssi ye yamukwana