Lunaku Lwaffe Lyrics by Chris Magezi


Mmh wo wo wooooh,
Iiye ye yeeeee ah,aah,
Mmh wo wo wooo, ooh
(Horace)

Ono omwana mumulabe, yabasinga kuba talina mbalabe.
Akiwakanyamu kale, sembela nawe abantu bakulabe.
Kati wama balumye, bakakase bakutikile engule.
Ate okumanya mulungi, she looks beautiful in a gomesi oba Gucci.
Ate takozesa filter ku tiktok
Bwayogera asamu sweet talk
Ali international not local
Baby just go, cat walk

Wama baby wendi, wendi, nze baby wendi.
Mubalungi nawe mwoli, mwoli, mubalungi mwoli.
I wanna tell everybody, baby, everybody
That I love u my darling, baby
Mbakakasa nti muja kutulaba

Lero lunaku lwaffe
Lwakusanyuka, munange (munange eh)
Luno lunaku lwaffe
Lwakujaguza my baby (my baby)
Lero lunaku lwaffe
Lwakubalaga omukwano (omukwano oh)
Luno lunaku lwaffe, mmh, lero lunaku lwafee

Namukuba nya (4) ku zero (0)
Kale tandeka nebwontega etalo
Nebwonsiga nziro, baby asigala era nga ampita hero
Sidogo ate lyeyampa, yankuba akama akankuba endobo
Nekansiba ebigere, nenziba amaso nengwa mubikopo

Okwanjula antute mubakedde
Embuzi ya senga ya kimeme
Abako esuit zabukadde
Tukube party paka kejenge

Wama baby wendi, wendi, nze baby wendi
Mubalungi nawe mwoli, mwoli, mubalungi mwoli
I wanna tell everybody, baby, everybody
That I love u my darling, baby
Mbakakasa nti muja kutulaba

Lero lunaku lwaffe
Lwakusanyuka, munange (munange eh)
Luno lunaku lwaffe
Lwakujaguza my baby (my darling)
Lero lunaku lwaffe
Lwakubalaga omukwano (omukwano oh)
Luno lunaku lwaffe, mmh, lero lunaku lwafee

Ate takozesa filter ku tiktok
Bwayogera asamu sweet talk
Ali international not local
Baby just go cat walk

Lero lunaku lwaffe
Lwakusanyuka, munange (munange eh)
Luno lunaku lwaffe
Lwakujaguza my baby (my baby)
Lero lunaku lwaffe
Lwakubalaga omukwano (omukwano oh)
Luno lunaku lwaffe, mmh, lero lunaku lwafee(my baby)