Kerere Lyrics by Damalie Dama

Nze natera okutambuza ebigere
Nkutukeko nfuwe n'omulere
kuba Kati nfuse namuwere
Omutima gwo gukuba  kerere
gubera gumbuza
naze gwaki gwolumya
Nze njagala kulaba mwagalwa
Nsibye bw'omu gwolaba nze njagala kulaba mwagalwa

Aliwa leero omugalanda waffe aliwa leero mmmmm
Aliwa leero omugalanda waffe aliwa leero

Eno kerere yomutima gwange enfukidde ensonga munyumba
kerere y'omutima gubera gumbuza aliludawa omwana
Eno kerere y'omutima gwange enfukidde ensonga mu nyumba
Kerere y'omutima gubera gumbuza aliludawa omwana

Wafuka Askari wobulamu wamanyiza love byompembejja binzita
Ebyokunywa  tebinkolera yegwe akimala ate andetera amanyi
tetuzanya kantuntunuuuu
Nkweka nkukwekule mukwano sagala kufirwa
Ndabula abakwegomba abakwetega bakwenenye bakwesonyiwe kuba oli wange

Aliwa leero omugalanda waffe aliwa leero? mmmmm
Aliwa leero omugalanda waffe aliwa leero?

Eno kerere yomutima gwange enfukidde ensonga munyumba
kerere y'omutima gubera gumbuza aliludawa omwana
Eno kerere y'omutima gwange enfukidde ensonga mu nyumba
kerere y'omutima gubera gumbuza aliludawa omwana

Nkusaba bwoba oli eyo tulowozengako oyanguwe okudda
mulilwana ayomba nnyo mbu kerere emususeko ate nange nenkaaabaaa
nguminkiriza naye bwenkumisinga bintabukako
nkusaba ojje ondabeko nange nkuwe omukwano gwenterekedde emyaka jesikulabye nyabula

Aliwa leero omugalanda waffe aliwa leero? mmmmm
Aliwa leero omugalanda waffe aliwa leero?

Eno kerere y'omutima gwange enfukidde ensonga munyumba (kerere y'omutima)
Kerere y'omutima gubera gumbuza aliludawa omwana (Omwana aliwa?)
Eno kerere y'omutima gwange enfukidde ensonga mu nyumba(kerere y'omutima)
Kerere y'omutima gubera gumbuza aliludawa omwana (Omwana aliwa ?)