Follow @pearltunes.com on TikTok
0:00
3:02
Now playing: Bwemba Naawe

Bwemba Naawe Lyrics by David Lutalo ft. Bridgette Mars


My kyana
Bridgette Mars
Obalumya nebachwana
Yes David
Mbu sisaana
You make dem cry oh na
Hahaha, It’s VTM babe
Batama mwana
Babeera mw’ebyo ebitasaana
Double Kick, Yaled

Boogera bwe babeera ne Colgate
Colgate, Colgate
Naye bakitegedde so late
So late, so late
Tugende tuwugemu okole bwoti
And don’t tell dem about our boat
Buli ky’oyoya baby go get
Go get it, go get
Ebya body contact
Tubikoleko nabyo anti kati
Gwe wampa contact
N’ondaga green nga bi nakati
Osoma ddiini ki kati?
Oli wa mu church oba mu muzikiti?
Kati nkulaba ntya ka

Girl girl girl, bwemba naawe
Olunaku ndumalako nkyakala
Girl girl girl, bwemba naawe
Mbeera ng’omuzimbi mba mu kwetala
Boy boy boy, bwemba naawe
Olunaku ndumalako nkyakala
Boy boy boy, bwemba naawe
Olunaku ndumalako nkyakala

Baby bano abasigaddewo mbalaba nga bugologoosi
Ffe tukuma omuliro era yeffe boosi
Omukwano n’obukodyo bwagwo ffe ba boss
Ffe tukikulembera kyonna ekikoosi
Baby wange wendi
You’re my friend
N’engeri gy’onjagalamu eri different
Our love is trending
Everybody is waiting
Bituleme tebamanyi ki ky’oli gyendi
Baby nze nkukunda, nkupenda
Sisobola na kwenda, n’okwenda
Omukwano gwo mufunda
Katonda yagugaana ng’atutonda
Baby baby girl
Kye nva njatula kaakati mu lukale
Nti nkwagala era bali nasuula ttale
Ne bwe guba gukutula mpale
Kasita abatunzi baayala mu butale eh

Girl girl girl, bwemba naawe
Olunaku ndumalako nkyakala
Girl girl girl, bwemba naawe
Mbeera ng’omuzimbi mba mu kwetala
Boy boy boy, bwemba naawe
Olunaku ndumalako nkyakala
Boy boy boy, bwemba naawe
Olunaku ndumalako nkyakala

Omukwano mungi baby
Ku mutima gundi kuli
Ne bwe buliba bwavu honey
Ku lulwo ndinyakulayo ejjuguli
Baby nze nkupenda, nkupenda
Sisobola na kwenda, n’okwenda
Omukwano gwo mufunda
Katonda yagugaana ng’atutonda
Naye bakitegedde so late
So late, so late
Tugende tuwugemu okole bwoti
And don’t tell dem about our boat
Buli ky’oyoya baby go get
Go get it, go get

Girl girl girl, bwemba naawe
Olunaku ndumalako nkyakala
Girl girl girl, bwemba naawe
Mbeera ng’omuzimbi mba mu kwetala
Boy boy boy, bwemba naawe
Olunaku ndumalako nkyakala (nkyakala)
Boy boy boy, bwemba naawe
Olunaku ndumalako nkyakala (nga nkyakala)

Girl girl girl, bwemba naawe
Olunaku ndumalako nkyakala
Herbert Skillz gwe bawaana
Girl girl girl, bwemba naawe
Mbeera ng’omuzimbi mba mu kwetala!



About the song "Bwemba Naawe"

"Bwemba Naawe"  is a song by David Lutalo featuring Bridgette Mars. It was produced by Yaled, mastered by Herbert Skillz, and released on April 11, 2025.


Song Tags