0:00
3:02
Now playing: Obubaddi

Obubaddi Lyrics by Dax Vibez


Dax with the Vibez
Bomba made my beat
Ah la di di di di
Hey yo Bomba

Obubadi bulijjo mbunoonya
Nzize nga nnoonya
Kyaddaaki twesanze
Njagala nga yenze agusunda
Era nga ndoota
Mu birowoozo soosa nze, ayi
Nagendako ne ku internet ne mbuuza Google
Nfuna ntya omwagalwa oli?
Nkwagala ku front seat nga gwe agamba
Ah go give you everything nkuwe n’ennyanja
Mukwano beera nange nz’ayina plan
Zonna, ezikuzimba
Alotta cute girls girl you me wanting
My babe kimanye nti

Yonna gyoliba nze gye naagenda
Kankwetuggeko
Kyonna kyoyogera kye naasemba
Kankwetuggeko
Yonna gyoliba nze gye naagenda
Kankwetuggeko
Kyonna kyoyogera kye naasemba

Baby wange
When you hold me so tight
Girl you raising mi temperature ah
You’re my Cinderella give me Boom Party
Nvuga speed jinja mu butida ah
Ozannya bya sci-fi
Mpulira gwe mukwano ah, ah, ah ayiii
Mu birooto owoomesa tulo nz’ani!
Kino kirabwa n’omuto ah
Gwe buli lw’onjagala
Mbeera wa body nnyanja
Mukwano beera nange nz’ayina plan
Zonna, ezikuzimba
Alotta cute girls girl you me wanting
My babe kimanye nti

Yonna gyoliba nze gye naagenda
Kankwetuggeko
Kyonna kyoyogera kye naasemba
Kankwetuggeko
Yonna gyoliba nze gye naagenda
Kankwetuggeko
Kyonna kyoyogera kye naasemba
Kankwetuggeko

Buli bw’otambula
You’re kill all the man dem dem
Oli cake abalala mimondende
Nina gye ndaba njagala tugende
Oyo ex akunyumiza bikadde
Kankuwonye abakucunga ah
Tebalina kye batugamba eh
Kankugulire akazinga ah
Nkuteereko akayumba babe
Mukwano beera nange nz’ayina plan
Zonna, ezikuzimba
Alotta cute girls girl you me wanting (oooh)
My babe kimanye nti

Yonna gyoliba nze gye naagenda
Kankwetuggeko
Kyonna kyoyogera kye naasemba
Kankwetuggeko
Yonna gyoliba nze gye naagenda
Kankwetuggeko
Kyonna kyoyogera kye naasemba
Kankwetuggeko

Obubadi bulijjo mbunoonya
Nzize nga nnoonya
Kankwetuggeko
Njagala nga yenze agusunda
Era nga ndoota
Bomba made my beat
Yeah yeah