Ekifuba Lyrics by Dre Cali

Your bwoy (Mpaka Sound this)
Dre Cali
Hmm mmm, eh (Kraizy)
Oh baby bwentyo bwe nali ndowooza nawe bwe wali olowooza eri mu ntandikwa
Ka firimu k'omukwano gwo mu kwanjula ahah, kaali ka kabi nga katemagana
Wansuubiza nti mu nsi ne mu bwengula, tewaliba atugattulula
Naye! Kati laba wagenda n'omutima baagutwala, address baazikyusa dda
Oh see right now girl am thinking
Do you got a minute?
Twanditudde ne tuteesa
Kuba ekyombo ky'omukwano it's sinking
Kati laba ekifuba kinuma, kinuma, ntaasa
Sikyayagala na kola dear
Nsiiba mu beer, ntaasa
Gano amaziga ge nkulukusa
Manya nti gajjuza eppipa
Kati laba ekifuba kinuma, kinuma ntaasa
Ih yeah yeah
Si bwentyo nze bwe nali nakibala
Naye Mukama bwatyo bwe yakigera ah
Ensobi zikolwa bantu
Naye n'okusonyiwa no kya buntu
Hmm, mukwano tokola mputtu, mpuliriza
Lwaki twekola ebintu?
Manyi nakusobya naye kkiriza twefuna ahah, baby
Manyi no byasoba naye kkiriza twefuna
Oh see right now girl am thinking
Do you got a minute?
Twanditudde ne tuteesa
Kuba ekyombo ky'omukwano it's sinking
Kati laba ekifuba kinuma, kinuma, ntaasa
Sikyayagala na kola dear
Nsiiba mu beer, ntaasa
Gano amaziga ge nkulukusa
Manya nti gajjuza eppipa
Kati laba ekifuba kinuma, kinuma ntaasa
Oh baby bwentyo bwe nali ndowooza nawe bwe wali olowooza eri mu ntandikwa
Ka firimu k'omukwano gwo mu kwanjula ahah, kaali ka kabi nga katemagana
Wansuubiza nti mu nsi ne mu bwengula, tewaliba atugattulula
Naye! Kati laba wagenda n'omutima baagutwala, address baazikyusa dda
Oh see right now girl am thinking
Do you got a minute?
Twanditudde ne tuteesa
Kuba ekyombo ky'omukwano it's sinking
Kati laba ekifuba kinuma, kinuma, ntaasa
Sikyayagala na kola dear
Nsiiba mu beer, ntaasa
Gano amaziga ge nkulukusa
Manya nti gajjuza eppipa
Kati laba ekifuba kinuma, kinuma ntaasa
Ih yeah yeah
Si bwentyo nze bwe nali nakibala
Naye Mukama bwatyo bwe yakigera a