0:00
3:02
Now playing: Akaserengeto

Akaserengeto Lyrics by Eddy Kenzo


Oh yeah, oh yeah, eh
I love you my baby darling
Audio One
Era nkwagala nyo baby wange
Oh yeah, oh yeah, eh
I love you my baby baby
You make me speechless
Kubanga kyansukako oh-oh
You make me restless
Kubanga njagala nkole nfune, era la nkuwe
Mwana gwe ompade challenge
Mu bulamu ompade challenge (uh!)
Ogwo'mutima ogwa gold
Empiisa ezo'mubantu n'obulungi bwo
Amazima wasukuluma, ah-ah, ah-aah (wasukuluma)
Nafuka mwana, eh eh
Onfako bambi, eh eh
Eno ewange kalala, kalala, kalala
Akaserengeto
Akanguya buli kimu nga totademu manyi
Kaba kaserengeto
Kasita mbeera nawe gwenjagala mu mutima
Kano kaserengeto
Akanguya buli kimu nga totademu manyi
Kaba kaserengeto
Kasita mbeera nawe gwenjagala mu mutima
Kati oba mukwano gw'osize (ah-ah uh)
Gwe tula wesirikire (ah uh)
Ogenda gukungula
Kuba teri asiiga kasoli nafuna bijanjalo
Njagala okimanye bwekiba (eh!)
Wamponya bali abayaye abambadala
N'ondetera omukwano ogwa namadala
Nze ndi kuwa ki mukwano ne nkusanyusa
Kuba onjagade n'ogyayo amakulu kwagala
Leka mbeere nawe, eh mbeere nawe
Leka ngumire kugwe eh-eh
Kuba gwewalabyeko ye mwana
Akaserengeto
Akanguya buli kimu nga totademu manyi
Kaba kaserengeto
Kasita mbeera nawe gwenjagala mu mutima
Kano kaserengeto
Akanguya buli kimu nga totademu manyi
Kaba kaserengeto
Kasita mbeera nawe gwenjagala mu mutima
Oh yeah, oh yeah, eh
I love you my baby darling
Oh yeah, oh yeah, eh
Era nkwagala nyo baby wange
Buli ayambuka amaliriza akirira
Naye nze nawe tukilira tunyumirwa
Laba obusozi bwe tuvunuse emabega
Kabibe biwonvu tubiyitamu tunyumirwa
Olimujawa agumira ebizibu
Nasigala nga musanyufu takalubiriza
Tuli bakuberawo nze nawe darling
Njagala nkuwe omukwano gwenina mubungi (eh-eh eh)
Akaserengeto
Akanguya buli kimu nga totademu manyi
Kaba kaserengeto
Kasita mbeera nawe gwenjagala mu mutima
Kano kaserengeto
Akanguya buli kimu nga totademu manyi
Kaba kaserengeto
Kasita mbeera nawe gwenjagala mu mutima
Akaserengeto
Nseyeya, sirina tabu yona
Kaba kaserengeto
Wagonzamu, ebyali byakaluba
Kano kaserengeto
Oh-oh eh-eh, oh yeah yeah
Kaba kaserengeto
Akanguya buli kimu nga totademu manyi