Super Power Lyrics by Eddy Kenzo


Big Talent!
Onana nana (onana)
Kenzo super power (onana)
Onana nana (onana)
Kenzo super power (onana)
Onana nana (onana)
Rinex super power (onana)
Onana nana (onana)
Didi super power (yo!)
Ndi wakabi nyo mu kasambatuko oh oh uh oh oh
Eh eh ndi wakabi nyo mu kaserezi ayi ayi, ayi ayi (Big Talent)
Waliwa ekyakabi ayi ayi
Kyenina ate mwe kyemutamanyi (eh-eh eh)
Mbuza ani atalina mululu
Mujulire oluwombo sava sava
Waliwo gwenalozako
Era kati ampejja buyiso
Nze ndi mutendeke ndi mugumu
Mu by'amapenzi ndi kafulu
Njagala nkulambuze ensi ne ggulu
Bwobera nange binyuma
Ani atalina antwale (super power)
Emirimu nsobola (super power)
Njagala nkulage (super power)
Nze ndi wakabi nyo (super power)
Mbuza ani atalina antwale (super power)
Emirimu nsobola (super power)
Njagala nkulage (super power)
Nze ndi wakabi nyo (super power)
Eh eh-eh njagala mulungi nyo sweeter sweet
Bwayambala engoye anyuma, ever smart!
Bwentambula naye nange ndya ku luvimbo
Bakyali bakoonamu nti abange ekyana class!
Olwo nsumulukuke nsumulule
Ngamba akaajja nange ekyana nkiwe
Nga bwetugenda mu ky'ana, kikankana
K'olwo ebeera mbaga, uh!
Ani atalina antwale (super power)
Emirimu nsobola (super power)
Njagala nkulage (super power)
Nze ndi wakabi nyo (super power)
Mbuza ani atalina antwale (super power)
Emirimu nsobola (super power)
Njagala nkulage (super power)
Nze ndi wakabi nyo (super power)
Oh man ayi, Eddy Kenzo man me come again (eh-eh eh)
Oh man ayi, Big Talent ah we number one (oh-oh oh)
Oh man ayi, Rinex you are number one (oh-oh oh)
Oh man ayi, Big Talent ah we number one (oh-oh oh)
Oh man ayi, Eddy Kenzo man me come again (come again)
Oh man ayi, Big Talent ah we number one
Oh man ayi (ooh)
Waliwo byenjogerako ne mulowoza newana (ah uh, ayi ayi)
Banange ndi wakabi nyo sikwewana (ah uh, ayi ayi)
Nze nyoola maggalo okukira ne makanika
Empiso njikuba nsinga ne doctor
Bw'obuuza benkolera, bulijjo bakukasa nti uh! (Oyo wa ville kukidima)
Katino bwentyo bwentyo Nze bwentyo bwenkola
Nyambuka ne nzikirira bwebinyuma
Nkugambye bwentyo bwentyo Nze bwentyo bwenkola
Gwenkwatako tadayo gyasula!
Ani atalina antwale (super power)
Emirimu nsobola (super power)
Njagala nkulage (super power)
Nze ndi wakabi nyo (super power)
Mbuza ani atalina antwale (super power)
Emirimu nsobola (super power)
Njagala nkulage (super power)
Nze ndi wakabi nyo (super power)
Ndi wakabi nyo mu kasambatuko oh oh, uh oh oh
Eh eh ndi wakabi nyo mu kaserezi ayi ayi, ayi ayi
Ndi wakabi nyo mu kasambatuko oh oh, uh oh oh
Eh eh ndi wakabi nyo mu kaserezi ayi ayi, ayi ayi
Big Talent!
Onana nana (onana)
Yenze super power (onana)
Onana nana (onana)
Kenzo super power (onana)
Onana nana (onana)
Rinex super power (onana)
Onana nana (onana)
Yenze super power (yo!)
Onana nana (onana)
June super power (onana)
Onana nana (onana)
Yenze super power (eh)
Onana nana (super power)
Jude super power (super power)
Onana nana (oh super power)
Yenze super power (super power)
Oh-oh uh, ayi ayi (super power)
Oh-oh ooh (super power)
Oh-oh super power
Super power eh (super power)