(Intro) Oh ye yeah! Oh ye yeah! Oh my Girl (Verse 1) Amazima ndaga omutima Omutima ogwa zaabu maama oh Nze gwolaba nfubye okukola Buli kalunji nenkakuwa nfuuke balo Okwaagala kuli eno kunsumbuwa naye Gwe omutima gwo musanyufu Nange njagala manye woosula Tubiteekemu obugunjufu Obudde buliyitawo nga weekoza Love njagala nkuwe mu bujjuvu. Mu mazima lwaaki, Tonsasilako naye nawe Oyagala nkole ntya kale Nga webuusa Tewenyenya Chorus: Nkulowozaako Lwakuba maama obeela wenkyanga Nkumisinga nyo nyo nyo Ekinuma lwaki oba ogaana Obudde bwekiro Sikyeebaka mbeera nekyuusa Luliba lumu nabasezi balimpulira Mukwaano nyamba Verse 2: Nebwenkuleka Ogenda nonyoola amaaso Ela nyabo neganziza Katonda muka Eyakutekako face Buli lwenkulaba nenyumirwa Amaanyi g’omukwano ago genteekamu Eh Singa naawe ogenyigilamu Gwe bwobeela eyo obeela mulamu Nze bwembeela eno mbeela mulalu Yi naye maama okwaagala kubi Kati laba nzenna binsuza bubi Ndayira nomatila Silyekyusa, Malaika Chorus: Nkulowozaako Lwakuba maama obeela wenkyanga Nkumisinga nyo nyo nyo Ekinuma lwaki oba ogaana Obudde bwekiro Sikyeebaka mbeera nekyuusa Luliba lumu nabasezi balimpulira Mukwaano nyamba Verse 3; Precious girl for me Walunjiwa bulala listen to me Nkusaba obakyawe nga bali Ontuuze mumwooyo, Nze manyi bili Oh my friend Sigala nange oleme okwejjusa Abalala bate Nze bwembeela naawe sijja kwetuga Omukwano gumpe mama Gumpe baby, gumpe sweetie Omukwaano gumpe darling Chorus: Nkulowozaako Lwakuba maama obeela wenkyanga Nkumisinga nyo nyo nyo Ekinuma lwaki oba ogaana Obudde bwekiro Sikyeebaka mbeera nekyuusa Luliba lumu nabasezi balimpulira Mukwaano nyamba
Show more