Fenrico Sound it
Yeah yeah yeah yeah yeah yeah yeah yeah
Ne'nyanja yakuboola
Oli mulungi tobbila
Ne'motoka tezikukona
Teri akulaba natasiba
Ndwawo nye okulaba
Kuba Sagala nzijje ngalo nsa
Ne emikwano sikyayagala
Najigamba nebwejindeka gwe omala
You give me this confidence Heee
I'll love you all the way Heee
Nkimanyi I won the race
Naye tonkabya nebangeya
Nze siri nga gwe
Siri nga gwe
Hmm siri nga gwe
Siri nga gweeee
Gwe bwondeka ofuna omulala
Obulungi bwo bukwesimisa
Naye nze ondeka otya
Mukwano kale kwagala heee
Nze siri nga gwe siri nga gwe
Hmm siri nga gwe siri nga gwe
Abaana ba Kintu
Balina sente
Bakusubiza biraalo bya nte
Nebakweyimbamu
Mbera mpede
Era ondeka nyinyibade
Togeza njakufa n'omuntu nze
Totunulayo kabakusiiye biyite
Okimanyi Kyebakwagaza nawe
Nesiimye walondawo nze
You give me this confidence Heee
I'll love you all the way Heee
Nkimanyi I won the race
Naye tonkabya nebangeya
Nze siri nga gwe
Siri nga gwe
Hmm siri nga gwe
Siri nga gweeee
Gwe bwondeka ofuna omulala
Obulungi bwo bukwesimisa
Naye nze ondeka otya
Mukwano kale kwagala heee
Nze siri nga gwe siri nga gwe
Hmm siri nga gwe siri nga gwe
Hmmmm bagambe Nedda
Kabakukwane nedda
Bagobe nedda
Nze atalı nga gwe
Atali nga gwe
Nti ndi mulungi nyo nga gwe
Bakutwale ondekere ani
Ah yeah yeah yeah yeah