Gwalwala Lyrics by Flona


Nassim pan production
Nakedde n'olwaleero lwakedde
Anti babuzza njagala mbalage gwetwalese
Anyirira nga ka tinti
Akapya nga ka week
Ono gwetwalese ayaka ne'bwojako ka switch

Kasita okimanyi nti nkumanyi kasita okimanyi
Nze manyi okimanyi nti nkumanyi kasita okimanyi
N'ebweguba baby gwalwala ehhhh
Njagala nkunyige gwe topapala ehhh
Omutima nga gwalwala ehhhh
Njjagala nkunyige gwe topapala ehhhh

Tuyiteko mu town ye kamokya nga bumazze okubwaga
Maffuta mu taala ya taabooba nga buzzibye siddaga
Anti omuntu bwokula era osanako omukumi
Bank y'ebyama byange njjagala ngiteke maateka
Waffuka muntu wange njjagala nkuteke maatala

Kasita okimanyi nti nkumanyi kasita okimanyi
Nze manyi okimanyi nti nkumanyi kasita okimanyi
N'ebweguba baby gwalwala ehhhh
Njagala nkunyige ngwe topapala ehhhh
Omutima nga gwalwala ehhhh
Njagala nkunyige gwe topapala ehhhh

Nakedde n'olwaleero lwakedde
Anti babuzza njagala mbalage gwetwalese
Anyirira nga ka tinti
Akapya nga ka week
Ono gwetwalese ayaka n'ebwojako ka switch

Kasita okimanyi nti nkumanyi kasita okimanyi
Nze manyi okimanyi nti nkumanyi kasita okimanyi
N'ebweguba baby gwalwala ehhhh
Njagala nkunyige ngwe topapala ehhhh
Omutima nga gwalwala ehhhh
Njagala nkunyige gwe topapala ehhhh

N'ebweguba baby gwalwala ehhhh
Njagala nkunyige ngwe topapala ehhhh
Omutima nga gwalwala ehhhh
Njagala nkunyige gwe topapala ehhhh

Herbert skills pon dis one