0:00
3:02
Now playing: Kabejja

Kabejja Lyrics by Fyno, LittleJoe Mpologoma


Ntuuse
Afyno
Bangalyona.....
Ono ye Felix pro professional pro
Bangalyona.....
Verse
"LITO JOE" nze mubwangwa mwempise nkuwe akyimba komukwano
"hmmmm mbwongedemu ekilungo"
Nencencebula nyongela kubinonogo byamukwano
"sikumala abalongo"
Ebyadala you never treat me like an ordinary, muli nkiwulira nze alinawo omugole kino bwekikuluma yadde nakamu silibeera sorry kubanga kaakano mulwaatu nze nkyatudde.
Chorus
Kewanzija mu love yoku racinga
"banga lyonna gwe aliba kabejja wange"
Kulwange gwe ya zula switch yoku lovinga
"banga lyonna gwe aliba kabejja wange"
"ehhh" Ssanyu lyokka lyodizavinga
"banga lyonna"
Ndi wabbikukolera paka paka paka nga mpawoo kyodimandinga.
"banga lyonna gwe aliba kabejja wange"
"LITO JOE". Verse
Gyal oli bright and brilliant nze nkuwadde excellent, mubintu bya love olina talent ebyange bwotwala nebwotazza balance, amapenzi gokukukusa nga ngalembesa ngogo bwokikomya noonyezanga mulago oba mengo,
"hmmmm" Kuba olina byonkola nenvaako kaseera keekamu ate nompuliza nti yenze aliko, Abaaliwo baaliwo kati ffe tuliko tujooga byaffe,
Tumbiza obinkole mbikkole ebyakabandore bamanye nti Taamale asisinkanye Lutaakome, Binkore mbikkole ebyakabandore nkutike neegule tuzine tutuyane tutobye nengoyeee ndayila......
Chorus
Kewanzija mu love yoku racinga
"banga lyonna gwe aliba kabejja wange"
Kulwange gwe ya zula switch yoku lovinga
"banga lyonna gwe aliba kabejja wange"
"ehhh" Ssanyu lyokka lyodizavinga
"banga lyonna"
Ndi wabbikukolera paka paka paka nga mpawoo kyodimandinga.
"banga lyonna gwe aliba kabejja wange"
"FYNO UG". Verse
Ho Hoooooo bwenzijukila ebiseera bya quarantine nze ninga eyali mu canteen bwewawoomesa akawunga nebijabeen nebuuza all along where have you been,
Eyo enjala wannelabiza dda bwekalaka, sifunanga nakunkalamata bucankufuna ebilungi bijira kukakeeka hooo....
Mpaawo neekimu nze kyenkaka ha! nendabayo omu akukemaakema kwolwo bwendi menya kumateeka kuba!
Chorus
Kewanzija mu love yoku racinga
"banga lyonna gwe aliba kabejja wange"
Kulwange gwe ya zula switch yoku lovinga
"banga lyonna gwe aliba kabejja wange"
"ehhh" Ssanyu lyokka lyodizavinga
"banga lyonna"
Ndi wabbikukolera paka paka paka nga mpawoo kyodimandinga.
"banga lyonna gwe aliba kabejja wange"

"FYNO UG" (Eeeeeh) nebwondaba ngubojja ebyaddala kabejja nkulina,
"banga lyonna gwe aliba kabejja wange"
(hmmm) nomutima tegukyantujja ebintu byange byona obiliina,
"banga lyonna gwe aliba kabejja wange"
"LITO JOE". Oyo ddoyi ddoyi neze'endoolito nzivuddemu,
"banga lyonna gwe aliba kabejja wange"
Gyejino emisonso naamasuuti namakanzu byetukuccaaliriddemu,
"banga lyonna gwe aliba kabejja wange"
"FYNO UG". Nze mubuwangwa mwempise nkuwe akayimba komukwaano Mbyongeddemu ekilungo
Nencencebula nyongela kubinonogo byamukwano
"sikumala abalongo"



Song Tags