Nkwagala Lyrics by Mowzey Radio


Essawa weliba etuuse
Nga owulila okoyee okundaba
O`nyamba nga mukwano no ngamba
Nenonya ekyo kola
Bwebulikya nga owulila okoyee
Eh eh
Nga no mutima tegukya ndi kho
Oh oh
O`nyamba nga mukwano no ngamba
Ah ah
Nenonya ekyo kola
Nze olusi nkowa ne ngamba ka kuveko
Ebyo kulinda nga omuntu gwe sikwasa
Ekigumya nesigala nga ninda
Lwakuba omutima gwange gulyeyo gyosula

Chx
Naye mukwano nkwangala
Nyo nkwagala nyo nyo nyo
Nkwagala
Nkwagala nyo mukwano nkwagala
Nyo nkwagala nyo nyo nyo
Nkwagala
Nze Nkwagala nyo mukwano
Nkwagala
Nyo nkwagala nyo nyo nyo
Nkwagala

Abanto balina emibango
Babela ba kugamba ndi muzzi wa misango
Amazima eki batawanya obwongo
Babela bagala kubela awo woli
Abantu nga balina emibango
Babela ba kugamba ndi muzzi wamisango
Oh oh
Amazima eki batawanya obwongo
Nabo ela bagala kubela ko awo woli
Nze lusi nkowa nengamba kabiveko
Ebyo kulinda omuntu gwe sikwasa
Ekigumya nesigala nga nidda
Lwakuba omutima gwange ngu lyeyo gyosula.

chx
Naye mukwano nkwangala
Nyo nkwagala nyo nyo nyo
Nkwagala
Nkwagala nyo mukwano nkwagala
Nyo nkwagala nyo nyo nyo
Nkwagala
Nze Nkwagala nyo mukwano
nkwagala
Nyo nkwagala nyo nyo nyo
Nkwagala

Katonda yatwala obudde
Nakunganya obulungi bwona
Nabuwumba wuba nabugatta
Bwona nabutekka kugwe

Katonda yatwala obudde
Nakunganya obulungi bwona
Nabuwumba wuba nabugatta
Bwona nabutekka kugwe

Amasso go malungi bwo tunula
Gwe bwoyogela oba nga ayimba
Oh oh
Mukwano olimulungi nyo
Mu bulungi mukama teyakusela
Ndi munnafu nze amanyi ngazigwamu
Sikyinza na kunonya mulala
Namanso nga ndaga gwe
Nti gwe asinga
Sisubila nti gali ngalimba
Nze olunsi nkowa
Nengamba kabiveko
Ebyo kulinda omuntu gwe sikwasa
Ekigumya nesigala nga ninda
Kuba omutima gwange gulyeyo gyosula

Chx
Naye mukwano nkwangala
Nyo nkwagala nyo nyo nyo
Nkwagala
Nkwagala nyo mukwano nkwagala
Nyo nkwagala nyo nyo nyo
Nkwagala
Nze Nkwagala nyo mukwano
nkwagala
Nyo nkwagala nyo nyo nyo
Nkwagala
………
Nkwagala nyo nyo nyo
Nkwagala nyo mukwano nkwangala
Nkwagala nyo nyo nyo
Nkwagala nyo mukwano nkwangala
Nkwagala nyo nyo nyo

Essawa weliba etuuse
Nga owulila okoyee okundaba
O`nyamba nga mukwano nongamba
Nenonya ekyo kola
Bwebulikya nga owulilia okoyee
Eh eh
Nga no mutima tegukya ndi kho
Oh oh
O`nyamba nga mukwano nongamba
Ah ah
Nenonya ekyo kola
Nze olusi nkowa ne ngamba ka kuveko
Ebyo kulinda nga omuntu gwe sikwasa
Ekigumya nesigala nga ninda
Lwakuba omutima gwange gulyeyo gyosula