Ndi mulogo
Grenade Official
Komya obukodo
Ronnie on this one
Baby togufuula muze eh eh eh
By’onkola binzaaza mize eh eh eh
Waakanjagala, naakeeyagala
Gwe anteeka mu mbeera
Toŋŋaana sisobola kukyebeera
Afazaali nkuloga hmmm
Nze nkuloga
Baby toŋŋaana nkologa hmmm
Nze Nkologa
Afazaali nkuloga hmmm
Nze nkuloga
Baby toŋŋaana nkologa hmmm
Nze Nkologa
Eddogo lye nina lya Mutuuza, aah eeh
Ninga Ediriisa Musuuza, aah na na, eh
Ekyo kye waakalabako ekyo kituuza, aah baby
Teweekyanga bambi baby tuula, yeah eh
Nkwesunga nga musokoto
Njagala tuzinemu jogodo
Tuula wansi beera humble
Okimanye tebaŋaana
I love you for good and for bad
Bw’ogaana nga njiga ologa
Am gonna talk to your daddy
Nzije nkukube embaga
Nze kye njagala ombe ku guard
Kirabika laavu empaga
Mu by’okwagala ndi muloodi
Siri munaku tompita ensega
Waakanjagala, naakeeyagala
Gwe anteeka mu mbeera
Toŋŋaana sisobola kukyebeera
Kyana gwe nzikiriza
Nsuleko w’osula
Nzikiriza nkutwaleko gye nsula, my girl
Toli mmere, teri akulaba n’asigala mu ntebe
Ngya kukola ebitono n’ebinene
Njagala nga gw’onfumbira emmere