Hmmm
Ooh
Lindako gwe
Ani oyo azze?
Pew, pew
Bang bang bang bang
It’s the Oracle
Yeah
Akasimu tukateeke mu silence
Tekatukanga, bw’omala okateeke wansi
Tetukamenya another expense
Kino nga tekinnaba koleera (uuuh)
Tebatulaba mu surveillance (shaa)
Tudde ku bbali tukozese buli chance (talk to dem)
Tetusobola kuzannya science
Nga ekintu tekinnaba tereera (show time)
Tewaliiyo agenda kumanya
Nti nze naawe tulabagana (oh)
Teriiyo alina kumanya
Katukikole mu kasirise
Teri agenda kumanya
Nze naawe tulabagana (eh)
Teri agenda kumanyaaa
Katukikole mu kasirise
Teri agenda kumanya (teriiyo)
Nze naawe tukolagana (ku nze naawe)
Teri agenda kumanyaaa
Katukikole mu kasirise
Lindako gwe (gwe)
Ani oyo azze?
Toba nga wasaasanyizza ekyama kyaffe!
Beeramu gwe
Tolabisa gwe
Nkola ya kiyizirayiri tufa kifiiri
She say, tobafaako tobafaako baby
Kenakizudde nti oli married
Nsaba tubiddemu gumu, gumu (alright)
Yeah hear me now
Teri alina akumanya era teri alina kubuuka
Mbu nze naawe twe hmmm (okitegedde?)
Nobody haffi know (no)
Era nobody haffi gamba
Mbu nze naawe hu, ha
Teri agenda kumanya (teri teri)
Nze naawe tulabagana (nobody know go dat)
Teri agenda kumanyaaa
Katukikole mu kasirise
Teri agenda kumanya
Nze naawe tukolagana
Teri agenda kumanyaaa
Katukikole mu kasirise
Teri agenda kumanya nedda mwana gwe
Tubadde n’omupiira gw’eggolu nsaba guggwe
Mumbejja omukwano gumpalampya ne bbuggwe
Mubiri gwo kirombe ndeka nsime zzaabu gwe
My shortie, you know me love it
When you dance with your underbelly
Oh what a celebration me candle lit
And just like a waiter you know me come deli, deli uuh (haha)
Tewaliiyo agenda kumanya (aah)
Nti nze naawe tulabagana (ooh)
Teriiyo alina kumanya
Katukikole mu kasirise
Teri agenda kumanya (teriiyo)
Nze naawe tulabagana (teri teri teri)
Teri agenda kumanyaaa (teri teri teriiyo)
Katukikole mu kasirise
Teri agenda kumanya
Nze naawe tukolagana (maama!)
Teri agenda kumanyaaa (nobody)
Katukikole mu kasirise
Kano eno kaffe cce
We shiiii obadde ki tobuusha
Tobuusha
He he he he
Bwe hmmm
Bwe aah (eh!)
Bwe hmmm
Shiii show
Gang Gang