0:00
3:02
Now playing: Wuno Ankuba

Wuno Ankuba Lyrics by JOCI


Ssebo (a-a-alternative) 
Aaah ssebo (Ssebo)
Ssebo
Aaah ssebo (Joci yeah eh)
Imorush Waguan

Gundi weeyita ki ammizisa Aspirin?
Ondaludde nembulwa ne discipline
Onkuzizza ekyejo
Nange nembula bwentyo
Nkusizza akasiiso
Baby wankwata mu liiso

Wuuno akuba baane
Omwana wuuno alumya baane
Eno anzita, ammenya
Omwana wuuno akuba baane
Wa lugono akuba baane
Omwana wuuno alumya baane
Eno anzita, ammenya
Omwana wuuno akuba baane

Nebwemundaga
Omwana byonna yabindaga ah
Ono ankuba n'ammamba
Ate kyokka neyeeraga
Abinkola, omwana byonna abinkola
Yantegula nensimbula
Love yagisimba n'ekula ah, hmmm
Walaayi enkuba gy'akuba asinze ku baane
Era nsaba, tukulane ppaka bukadde

Wuuno akuba baane
Omwana wuuno alumya baane
Eno anzita, ammenya
Omwana wuuno akuba baane
Wa lugono akuba baane
Omwana wuuno alumya baane
Eno anzita, ammenya
Omwana wuuno akuba baane

Omwana wuuyo ankuba (y'oyo)
Yalabbi wuuyo ankuba (y'oyo)
Andi munda mu ddiba (y'oyo)
Ayaka n'osinga enjuba (y'oyo)

Gundi weeyita ki ammizisa Aspirin?
Ondaludde nembulwa ne discipline

Aaah ah, oh no
Leka nkuloope ewa maama
Gwe manya nkuliko nnyo
Ooh, darling

Wuuno akuba baane
Omwana wuuno alumya baane
Eno anzita, ammenya
Omwana wuuno akuba baane
Wa lugono akuba baane
Omwana wuuno alumya baane
Eno anzita, ammenya
Omwana wuuno akuba baane

Joci yeah eh (y'oyo)
Alternative Music (y'oyo)
Imorush (y'oyo, y'oyo)