(Intro)
Nkuyita muloodi 'cause you make, money
Bwegaba mawulire gazette, honey
Director Jacorda pon di set, jam it
Deal Done da da Iconic
(Verse 1)
Nsekerera abakulekawo baava ku mugaati
Nga byakatandika
Njagala nenkuvugamu yingira ebaati
Ba ba ba burn it up
Nyumirwa byenkanaka abakuba ensaasi
Kubanga nakwesiga
Olina ne by'onkyakaza nennuma ku big meat
Buwoomi nga bunzita
Sikuleka oli kasala embaata
Omulabe ne bwamera enkyaakya
Nkutadde ku day kansale ensaata
Na bakinze donut with some butter
Ggwe nyini onsabuza ka skirt mini
The way you get under my skin nga pin
Nkuyita king of the dancehall nga Beenie man
Buli battle my bad man win it
(Chorus)
Abajega b'amazalawo ne bwe bakuyita fake
Kasita wesobola
Bwakunyumiza bulamu zaala noyongeza stake
Ggwe kasita wesobola
Abajega b'amazalawo ne bwe bakuyita fake
Kasita wesobola
Wabula lwe tufunye ku budde njagala tubateeke
Kasita wesobola
Kati ggwe twesobola, twesobola
Ne nkuvugamu osobola, aah
Nkugambye ne nkuvugamu osobola, oba osobola
Emisuwa gyegolola
(Verse 2)
Tukikuba mu confusion
Tukimala nga abatandika
Ekintu ky'okukusoma nakikola
Sikusabye na tuition ngoberera love tondeka
Ggwe gwe bayita player atalina amutendeka
So kasita omukyala simubbe
Oyo tomutya namuleka tampa budde
Ssi butabika nzijja wuwo wandaludde
Kankuwe ku myuffu nno mpa ku njeru ggwe
Ggwe nyini onsabuza ka skirt mini
The way you get under my skin nga pin
Leka nkuwe ka treat ku romantic clinic
Buli battle my bad man win it
(Chorus)
Abajega b'amazalawo ne bwe bakuyita fake
Kasita wesobola
Bwakunyumiza bulamu zaala noyongeza stake
Ggwe kasita wesobola
Abajega b'amazalawo ne bwe bakuyita fake
Kasita wesobola
Wabula lwe tufunye ku budde njagala tubateeke
Kasita wesobola
Kati ggwe twesobola, twesobola
Ne nkuvugamu osobola, aah
Nkugambye ne nkuvugamu osobola, oba osobola
Emisuwa gyegolola
(Verse 3)
Nsekerera abakulekawo baava ku mugaati
Nga byakatandika
Njagala nenkuvugamu yingira ebaati
Ba ba ba burn it up
Wogenda nebambuza owaye dear wabaaki
Tebibagambika
Sikuleka oli kasala embaata
Omulabe ne bwamera enkyaakya
Nkutadde ku day kansale ensaata
Na bakinze donut with some butter
(Outro)
Nkuyita muloodi 'cause you make, money
(Herbert Skillz pon dis one)
Bwegaba mawulire gazette, honey
Baleke katemba bakole, funny
Badde ku butabo basome, comic