Heee
Kuba
From the East to the West
Kelly Yo
Aya baasi
Monday you call me babe
Ah Tuesday you call me honey ah
Wednesday waŋŋambye yenze asinga
Your sugar daddy
Ku Thursday watandika okukyuka
Ne nkukubira Friday n’oŋŋamba oli busy
Wanneerabidde oba?
Bw’oba wanneerabira ŋŋamba ah
Let me know bw’oba ng’onfoolinga
Mbeera eno ng’essimu ncallinga
Ne message nga nnyabo ntextinga
Ondeeta kanzunzu
Let me know bw’oba ng’ontestinga
Kubanga time nnyabo owastinga
Olwawo nze ndaba oriskinga
Ondeeta kanzunzu
Bw’ondaba onyiiga
Kyokka ate bw’obeera ne bali oseka!
Nze okulaba ku smile yo
Kirabika nina kusasula
Ssente mmeka ziŋŋambe nsonde
Bwe mba nina kye nakukola kiŋŋambe
Bwe kiba kisoboka neetonde
‘Cause girl I love you
And I don’t want nobody else, yeah eeh
Oba ntumye ebipande tubitimbe
Nkukakase nti olibeera my girl forever
Nkuwe assurance
Nti ndibeera naawe ppaka mw’eno ensi eeh
Let me know bw’oba ng’onfoolinga
Mbeera eno ng’essimu ncallinga
Ne message nga nnyabo ntextinga
Ondeeta kanzunzu
Let me know bw’oba ng’ontestinga
Kubanga time nnyabo owastinga
Olwawo nze ndaba oriskinga
Ondeeta kanzunzu
Monday you call me babe
Ah Tuesday you call me honey ah
Wednesday waŋŋambye yenze asinga
Your sugar daddy
Ku Thursday watandika okukyuka
Ne nkukubira Friday n’oŋŋamba oli busy
Wanneerabidde oba?
Bw’oba wanneerabira ŋŋamba ah
Let me know bw’oba ng’onfoolinga
Mbeera eno ng’essimu ncallinga
Ne message nga nnyabo ntextinga
Ondeeta kanzunzu
Let me know bw’oba ng’ontestinga
Kubanga time nnyabo owastinga
Olwawo nze ndaba oriskinga
Ondeeta kanzunzu
Bwe mba nina kye nakukola kiŋŋambe
Bwe kiba kisoboka neetonde
‘Cause girl I love you
And I don’t want nobody else, yeah eeh