Follow @pearltunes.com on TikTok
0:00
3:02
Now playing: Yesu

Yesu Lyrics by Jowy Landa

Muwanvuwanvuwanvu atyo
Alina ebitegetege bw’aseka okeera
Jowy Landa
TNS
Nessim Pan Production

Toba nga yeggwe Yesu gwe balanga (ng’ozze)
Toba nga yeggwe gwe batimba (ng’ozze)
Toba nga yeggwe Yesu gwe balinda (ng’ozze)
Toba nga yeggwe gwe bayimbira (ng’ozze)
Toba nga yeggwe Yesu gwe balanga (ng’ozze)
Toba nga yeggwe gwe batimba (ng’ozze)
Toba nga yeggwe Yesu gwe balinda (ng’ozze)
Toba nga yeggwe gwe bayimbira (ng’ozze)

Ono bulijjo gwe mbagamba
Mazima obulungi bwe ssi bwa kuniina
Obulungi bw’ono bumenye amateeka
Talina weyakyama
Omukwano agumpa taliiko date
Ayogera mazima yadde I hate
I saw the light
Shining bright, inside
Anyway, muwanvuwanvuwanvu atyo
Alina ebitegetege bw’aseka okeera, n’enkya
Yaŋŋambye ebintu bya ssente
Tujja kuzifuna tuzaale n’abaana aah
Muwanvuwanvuwanvu atyo
Alina ebitegetege bw’aseka okeera, n’enkya
Yagambye ebintu bya ssente
Tujja kuzifuna tuzaale n’abaana

Nga yeggwe Yesu gwe balanga (ng’ozze)
Toba nga yeggwe gwe batimba (ng’ozze)
Toba nga yeggwe Yesu gwe balinda (ng’ozze)
Toba nga yeggwe gwe bayimbira (ng’ozze)
Toba nga yeggwe Yesu gwe balanga (ng’ozze)
Toba nga yeggwe gwe batimba (ng’ozze)
Toba nga yeggwe Yesu gwe balinda (ng’ozze)
Toba nga yeggwe gwe bayimbira (ng’ozze)

Obulungi bwe tebutama (maama)
Mazima n’omulabako gwe nootasiima
Obeera tomanyi birungi
Oba mu katemba
Tomanyi kugatta n’okugabiza oba tomanyi, eeh
Nkwagala kumpi ng’oli ku kido
Ku kido, ku kido, ku kido, ku kido oh babe
Omukwano gwo mungi obega mu kilo
Begako, pimako, begako, pimako

Song Tags

TNS