Hmmm
Hmmm
Omusango gw’okufa gwatusinga bwe twayonoona
Mu luberyeberye bajjajja baffe
Kaawa ne Adam bwe baalya ku kibala ekizira
Bwetutyo ekibi kyatusensera fenna
Ne tulinda kuzikirira
Naye Katonda bwe yayagala omuntu yawaayo omwana we atuwonye omusango
Kati olwaleero avudde e magombe Omulokozi, afulumye entaana
Golola essaati yo, golola gomesi yo yanguwa tumusinze Omutonzi
Golokoka tugende tusinze (hmmm)
Anti e magombe Kristu avuddeyo
Ebyo eby’omusango guli ogwatusinga
Bwe twayonoona Mukama agumazeewo (oh)
Kati ani atusalira omusango?
Luno olunaku baluyita mazuukira (oh)
Golola essaati yo, golola gomesi yo yanguwa tumusinze Omutonzi (yeee kale golokoka)
Golokoka tugende tusinze (hmmm)
Anti e magombe Kristu avuddeyo (avuddeyo laba avuddeyo)
Ebyo eby’omusango guli ogwatusinga (hmmm)
Bwe twayonoona Mukama agumazeewo (oooh)
Kati ani atusalira omusango? (eh ddala ani?)
Luno olunaku baluyita mazuukira (aah ah)
Golola essaati yo, golola gomesi yo yanguwa tumusinze Omutonzi (yanguwa, yanguwa)
Amagombe n’okufa byasanyuka era byajaganya bwe yakaaba ng’alaajana
Naye Katonda eyatonda eggulu n’ensi mukakase, tasobola kulemererwa
Abakuumi baali bakuuma
Musisi n’anyeenya ettaka ne liyuuga
Bwatyo bwe yayiwa omusaayi okutuwonya n’agolokoka e magombe
Golokoka tugende tusinze (ooh golokoka)
Anti e magombe Kristu avuddeyo (golokoka golokoka genda)
Ebyo eby’omusango guli ogwatusinga (golokoka tugende)
Bwe twayonoona Mukama agumazeewo (tugende, tugende)
Kati ani atusalira omusango? (ddala ani, oh kati ani?)
Luno olunaku baluyita mazuukira (gano mazuukira maama)
Golola essaati yo, golola gomesi yo yanguwa tumusinze Omutonzi (ooh kale golokoka)
Golokoka tugende tusinze (tugende, tugende)
Anti e magombe Kristu avuddeyo (tugende)
Ebyo eby’omusango guli ogwatusinga (hmmm)
Bwe twayonoona Mukama agumazeewo (mbuuza kati ani?)
Kati ani atusalira omusango? (mbuuza kati ani?)
Luno olunaku baluyita mazuukira (gano mazuukira maama)
Golola essaati yo, golola gomesi yo yanguwa tumusinze Omutonzi (ooh yanguwa, yanguwa, yanguwa)
Hmmm
Eh ye ye ye
Laba laba laba laba ekibuga kiri busy twetala, oh
Laba laba laba laba ennyimba ez’okuyimusa Omulokozi
Laba enduulu n’emizira aaah nga twebaza
Alina ssente n’ebirala bireete tumwebaze kale golokoka
Golokoka tugende tusinze (oooh, oooh)
Anti e magombe Kristu avuddeyo (yee abange avuddeyo)
Ebyo eby’omusango guli ogwatusinga (byerabire biri eby’omusango)
Bwe twayonoona Mukama agumazeewo (ddala ddala ddala… ani?)
Kati ani atusalira omusango? (ooh)
Luno olunaku baluyita mazuukira (oh, gano mazuukira, gano mazuukira)
Golola essaati yo, golola gomesi yo yanguwa tumusinze Omutonzi (ye ye ye ye ye ye…)
Golokoka tugende tusinze (kati golokoka, oooh)
Anti e magombe Kristu avuddeyo (oh golokoka)
Ebyo eby’omusango guli ogwatusinga (byerabire biri eby’omusango)
Bwe twayonoona Mukama agumazeewo
Kati ani atusalira omusango? (abange ddala ani?)
Luno olunaku baluyita mazuukira (eeh, kati ani?)
Golola essaati yo, golola gomesi yo yanguwa tumusinze Omutonzi (golola, golola, golola…)
Golokoka tugende tusinze (omulwadde golokoka)
Anti e magombe Kristu avuddeyo (luno lunaku lwo)
Ebyo eby’omusango guli ogwatusinga
(Mu park yonna, mu maduuka)
Bwe twayonoona Mukama agumazeewo (Paaliyamenti, Uganda yonna)
Kati ani atusalira omusango? (ensi yonna, gano mazuukira)
Luno olunaku baluyita mazuukira (gano mazuukira)
Golola essaati yo, golola gomesi yo yanguwa tumusinze Omutonzi (golola essaati yo taata, ayayayaya…)
Golokoka tugende tusinze (golokoka, golokoka)
Anti e magombe Kristu avuddeyo (Kiwa Dj wange, eh!)
Ebyo eby’omusango guli ogwatusinga (ne Teddy, manager wange bakadde bange)
Bwe twayonoona Mukama agumazeewo (baganda bange)
Kati ani atusalira omusango? (tugende, tugende)
Luno olunaku baluyita mazuukira (tugende, ne Robby)
Golola essaati yo, golola gomesi yo yanguwa tumusinze Omutonzi (golokoka, golokoka, yanguwa yanguwa oh!)