0:00
3:02
Now playing: Omuliro

Omuliro Lyrics by Judith Babirye


Mmmmm
Mmmm oh, ooh
Oli katonda, ayanukuza omuliro
Oli Katonda, ayanukuza omuliro (ssebo mukama)
Bangi abakukowoola, n'oyanukuza omuliro (oli Mukama)
Oli Katonda (ssebo yakubwa)
Ayanukuza omuliro (oh oh ssebo)
Nga tukusinza, werez'omuliro
Oh ssebo Mukama
Oli Katonda (gwe yakuwa wange)
Ayanukuza omuliro (yegwe ayanukuza omuliro)
Bangi abakukowoola Mukama, n'oyanukuza omuliro (Yesu wange)
Oli Katonda (nkwesiga Mukama)
Ayanukuza omuliro (oh oh, eh Mukama)
Nga tukusinza, werez'omuliro
Eliya nabbi, eri ku lusozi waggulu
Yakuyita, bw'otyo Mukama n'oka
Wawereza omuliro n'oyawula, n'olaga Katonda omulamu
Ng'ali omu, gwe yakuwa ayanukuza omuliro
Naffe olwalero, wulira ezadde lyo
Tuli mu nsi eno, tuyayana okulaba ekitibwa kyo
Oli Katonda ayanukuza omuliro, Mukama
Nga tukusinza, werez'omuliro Mukama munange
Oli Katonda (eh Kabaka)
Ayanukuza omuliro (ayanukuza, ayanukuza omuliro)
Bangi abakukowoola n'omala, n'oyanukuza omuliro (Mukama, tukwetaga)
Oli Katonda (oh ssebo)
Ayanukuza omuliro (oh oh, eh ssebo)
Nga tukusinza, werez'omuliro
Oli Katonda (ehh)
Ayanukuza omuliro (ehh Mukama munage)
Bangi abakukowoola, n'oyanukuza omuliro (mpologoma ya Yudah Mukama)
Oli Katonda (oh, kitiibwa kya Yakobo)
Ayanukuza omuliro (eh Mukama)
Nga tukusinza, werez'omuliro
Nze wanzigyayo, mu ddwaliro e Kololo
Nga abasawo, batuuse okulemererwa
N'ompa obulamu ne Elliana, n'omuwa obulamu Mukama wange
Oli Katonda, ayanukuza omuliro oo-oh oh
Oli Katonda (oli)
Ayanukuza omuliro (oli Kabaka, ayanukuza omuliro)
Bangi abakukowoola ssebo, n'oyanukuza omuliro (laba tuvunama woli)
Oli Katonda (oh Mukama)
Ayanukuza omuliro (ehh ssebo)
Nga tukusinza, werez'omuliro (oh-oh gwake leero)
Oli Katonda (gwake Mukama)
Ayanukuza omuliro (bangi abakukowoola)
Bangi abakukowoola, n'oyanukuza omuliro (n'oyanukuza omuliro)
Oli Katonda (oo-oh)
Ayanukuza omuliro (gwake leero)
Nga tukusinza, werez'omuliro (eh gwake leero)
Muliro gwaka, omuliro gwake (oh)
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake (eh Mukama)
Muliro gwa Yesu omuliro gwake (eh gwake)
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake (oh mpologoma ya Yudah ssebo)
Muliro gwaka, omuliro gwake (gwake gwake)
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake (oh omuliro gwa Mukama)
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake (eh ssebo)
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake (omuliro gutambuza abalema)
Muliro gwaka, omuliro gwake (omuliro gwokya lubaale)
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake (gwake, gwake eeh)
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake (eeh)
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake (oh gwokya ebizimba)
Muliro gwaka, omuliro gwake (oh gwokya obwavu obwo)
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake (omuliro mpulira ogwa Yaweh)
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake (Yaweh, Yaweh)
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake (oh Yaweh)
Muliro gwaka, omuliro gwake
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake (Mukama, laba tukwetaga)
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake (eh gwake)
Omuliro gwa Yesu, omuliro gwake (omuliro guletawo enjawulo)
Muliro gwaka, omuliro gwake (omuliro musaayi nange era)
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake (twetaaga omuliro)
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake (eh Mukama)
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake (eh tuvunama woli)
Muliro gwaka, omuliro gwake (Mukama twetaaga omuliro)
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake (gwake guyite mukanisa engolo)
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake (eh gwake)
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake (oh muliro gwa Mukama)
Muliro gwaka, omuliro gwake (oh gwake)
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake (eh mpologoma ya Yudah)
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake (gwake)
Omuliro gwa Yesu, omuliro gwake (Mukama guyiteko ewange)
Muliro gwaka, omuliro gwake (oh guyiteko)
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake (eh gwake)
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake (oh-oh)
Muliro gwaka, omuliro gwake (oh, gwake)
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake (gwake, yeah-yeah)
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake
Muliro gwa Yesu, omuliro gwake (oh kowola omuliro)
Oh
Hey yeah-yeah
Ooh-ooh
Gwake, gwake
Gwake, oo-oh
Eh yeah-yeah, halleluyah