0:00
3:02
Now playing: Lwazi lwange [yesu lwazi]

Lwazi lwange [yesu lwazi] Lyrics by Judith Babirye


Oh Lwazi lwange, Lwazi lwange
Mboyaana, mboyaana
Nnonya lwazi mwemba nekweka nesitya
Oh mboyaana, mboyaana
Nnonya lwazi kwemba nekwata nesitya
Lwazi Lwange olwedda nedda
Mwe nekweka kwe nenyweza nesitya
Nekute ku lwazi Yesu Kristo Mpangule
Byona e binumba
Lwazi Lwange olwedda nedda
Mwe nekweka kwe nenyweza nesitya
Nekute ku lwazi Yesu Kristo
Mpangule byona e binumba
Mboyaana, mboyaana
Nnonya Yesu
Yesu olwazi olwedda enyo
Eh oyo kwe nekwata mu buli mbera
Nesitya era ne mpangula
Lwazi Lwange olwedda nedda
Mwe nekweka kwe nenyweza nesitya
Nekute ku lwazi Yesu Kristo
Mpangule byona e binumba
Lwazi Lwange olwedda nedda
Mwe nekweka kwe nenyweza nesitya
Nekute ku lwazi Yesu Kristo
Mpangule byona e binumba
Oh! Nnonya lwazi lwange
Nnonya lwazi lwange
Oliwa? Oliwa? Oliwa?
Olwazi mwe nekweka
Olwazi kwe nekwata
Nnonya lwazi lwange
Lwazi Lwange olwedda nedda
Mwe nekweka kwe nenyweza nesitya
Nekute ku lwazi Yesu Kristo
Mpangule byona e binumba
Lwazi Lwange olwedda nedda
Mwe nekweka kwe nenyweza nesitya
Nekute ku lwazi Yesu Kristo
Mpangule byona e binumba
Lwazi Lwange olwedda nedda
Mwe nekweka kwe nenyweza nesitya
Nekute ku lwazi Yesu Kristo
Mpangule byona e binumba
Lwazi Lwange olwedda nedda
Mwe nekweka kwe nenyweza nesitya
Nekute ku lwazi Yesu Kristo
Mpangule byona e binumba
Lwazi Lwange olwedda nedda
Mwe nekweka kwe nenyweza nesitya
Nekute ku lwazi Yesu Kristo
Mpangule byona e binumba