0:00
3:02
Now playing: Mundeke

Mundeke Lyrics by Juliana Kanyomozi


Ooh
Oh yeah nananana
Uh aah

Buli omu nensonga ye
Abako negwayagala
Aba negwasima
Ye bambi gwe yaganza
Nze era nina owange
Mundeke sikyanonya, nze sikyadaga
Nabakuta dda

Mundeke, mundeke mwagale
Walala nze nafunye omwana
Mundeke, mundeke mwagale
Yalina buli kyenetaga
Mundeke, mundeke mwagale
Ndabirawa nze nafunye omwana
Mundeke, mundeke mwagale

Buli omu ne munyenye ye
Emulisa obudde obwenzikiza
Nga lwogyetaga, yo bambi ebawo
Kabube buzibu bwenkana butya
Ekola nga kiyambi wo
Awakusiwa yetakula, mubumalirivu tekowa
Banange nafunye omubezi

Mundeke, mundeke mwagale
Ndabakuki nze nafunye omwana
Mundeke, mundeke mwagale
Yalina buli kenetaaga bambi
Mundeke, mundeke mwagale
Ndabirawa nze nafunye omulungi
Mundeke, mundeke mwagale

Kati no muwulirize eno, uh aah
Singa nali wamanyi, mukwano uh aah
Nandibadde nze nkwetika, buli wengenda nawe uh aah
Ssebo oli mukumii wange, oli kyamuwendo uh aah
Kankigumize dala, oli kyamuwendo

Mundeke, mundeke mwagale
Nabatesi nja kubalumya nze betuge
Mundeke, mundeke mwagale
Nafunye omulungi tayombayomba
Mundeke, mundeke mwagale
Walalala mubite, Maama
Mundeke, mundeke mwagale

Oh, walala nze binsobede nange
Mundeke, mundeke mwagale
Kanfube okumulabirira ye wange
Mundeke, mundeke mwagale
Nebwekiba kiki nze kwensibide Maama
Mundeke, mundeke mwagale
Abo abe midomo baswade Maama
Mundeke, mundeke mwagale
Nafunye omulungi tayombayomba
Mundeke, mundeke mwagale
Kanfube okumulabirira ye wange
Mundeke, mundeke mwagale
Nebwekiba kiki nze kwensibide Maama
Mundeke, mundeke mwagale
Abo abe midomo baswade Maama
Mundeke, mundeke mwagale