Kiri Bubi Lyrics by King Saha


Yeah, oh

Kimala kimala
Nze sijja kulinda eno omutima gutujja
Ebimala byo bimala
Nze sijja kukoowa omukwano gubanja
Nasalawo love twekweke
Twemette bi love twebikke
Ng’abatunoonya nga twekwese
Nga tubalaba naye nga twebisse
Love naawe
Love eyange naawe

Kanteese
Eno binyuma bunyumi (aah ah)
Eno binyuma bunyumi yanguwa eno
Kanteese
Wootali kiri bubi (ooh)
Wootali kiri bubi mpa ku budde
Kanteese
Eno binyuma bulala (aah ah)
Yanguwa ewaka binyuma bulala (eeh eh)
Kanteese
Wootali kiri bubi
Wootali kiri bubi mpa ku budde
Kale kale maama
Kankuwe ekibumba ndye akawunga (yeah)
Aaah kale kale maama
Nze kankwagale ndye amabanja
Eeh eh eh kale maama
Gwe wekka anyirira mwana
Nze oba nkukweke wa mwana!
Nkukweke wa ewatali baana?
Munnange byogere mwana
Byogere mpulire bambi

Kanteese
Eno binyuma bunyumi (aah ah)
Eno binyuma bunyumi yanguwa eno
Kanteese
Wootali kiri bubi (ooh)
Wootali kiri bubi mpa ku budde
Kanteese
Eno binyuma bulala (aah ah)
Yanguwa ewaka binyuma bulala (eeh eh)
Kanteese
Wootali kiri bubi
Wootali kiri bubi mpa ku budde

Kimala kimala
Nze sijja kulinda eno omutima gutujja
Ebimala byo bimala
Nze sijja kukoowa omukwano gubanja
Nasalawo love twekweke
Twemette bi love twebikke
Ng’abatunoonya nga twekwese
Nga tubalaba naye nga twebisse
Love naawe
Love eyange naawe

Kanteese
Eno binyuma bunyumi (aah ah)
Eno binyuma bunyumi yanguwa eno
Kanteese
Wootali kiri bubi (ooh)
Wootali kiri bubi mpa ku budde
Kanteese
Eno binyuma bulala (aah ah)
Yanguwa ewaka binyuma bulala (eeh eh)
Kanteese
Wootali kiri bubi
Wootali kiri bubi mpa ku budde