Waguan
Bassboi
Mpulira n'olusonyisonyi nandiba nga nswadde
Nali nali nawumula love yandiba nga ekyadde eh, eeh
Nviba ntya nga sitendereza mungu ampadde
Olwa today twelabya, n'olwenkya twesange
Ŋŋenda kuswaama
Come make me massage you, ah ah
Ebikuliko wamma
Ebyo sibinyumya mu bangi byaama
Wabula mukama
Wampa wampa (oh)
Nze bye wampa wanta
Wampa ekyaana
Wampa wampa (oh)
Nze bye wampa wanta
Wabula mukama
Wampa wampa (oh)
Nze bye wampa wanta
Wampa ekyaana
Wampa wampa (oh)
Nze bye wampa wanta
Simanyi oba wankola ki
Ekinjagaza okuliraana
Buli mulungi naakamogo akkako kaliwa
Wekambula kwe ku kuwaana
Kiriza osula wano, ebe Sunday
Kankwesigalize, mbe naawe
Ŋŋenda kuswaama
Come make me massage you, ah ah
Ebikuliko wamma
Ebyo sibinyumya mu bangi byaama
Wabula mukama
Wampa wampa (oh)
Nze bye wampa wanta
Wampa ekyaana
Wampa wampa (oh)
Nze bye wampa wanta
Wabula mukama
Wampa wampa (oh)
Nze bye wampa wanta
Wampa ekyaana
Wampa wampa (oh)
Nze bye wampa wanta
Mpulira n'olusonyisonyi nandiba nga nswadde
Nali nali nawumula love yandiba nga ekyadde eh, eeh
Nviba ntya nga sitendereza mungu ampadde
Olwa today twelabya, n'olwenkya twesange
Ŋŋenda kuswaama
Come make me massage you, ah ah
Ebikuliko wamma
Ebyo sibinyumya mu bangi byaama
Wabula mukama
Wampa wampa (oh)
Nze bye wampa wanta
Wampa ekyaana
Wampa wampa (oh)
Nze bye wampa wanta
Wabula mukama
Wampa wampa (oh)
Nze bye wampa wanta
Wampa ekyaana
Wampa wampa (oh)
Nze bye wampa wanta
Baby, waguan
Baby, oouu!